Testi

Sheebah Nessim Queen Karma TNS Kyenva nkuyita baby baby Kubanga gyendi wakazaalibwa Ate nagenda nensangibwa Nga simanyi kunonooza byessalaba Your love is unbelievable, unstoppable, unconditional Byona mbikola lwakubanga onkakasizza Nti oli wange personal Nkwagala bitasangika Bambi beera nange Wadde nga abalala bakwefasa Bagaane beera nange Nkwagala bitasangika Bambi beera nange Wadde nga abalala bakwefasa Bagaane beera nange Mazima wandya obwongo Mubya love ndi zonto Kyenva simanyi bya kokoonyo Sikuwanvuya toli Ofwono Opondo oh Yo d ringtone pon me phone call Nkuwulirira wala mu ankle Nga tuli babiri kaba kavimbo Nga Beyonce ne Jay Z mu lombo oh Luli gwe wali ongamba Nkuwunyira bulungi nga rose flower Naye gwe mazzi genaaba Ontukuza bulungi era sikukyawa Nkwagala bitasangika Bambi beera nange Wadde nga abalala bakwefasa Bagaane beera nange Nkwagala bitasangika Bambi beera nange Wadde nga abalala bakwefasa Bagaane beera nange Sisisinkana nga muntu nga gwe Mubinyonyi kuttale oli nyange Yekiki ekyo ekiriba nkwesambe Sembera wano omutima gwe gwagadde Seaze the wrangle Seaze the wrangle Tukola love tetukola misango Vva kubigambo Action a bowl Nkulaga mukwano sikuba bulango Luli gwe wali ongamba Nkuwunyira bulungi nga rose flower Naye gwe mazzi genaaba Ontukuza bulungi era sikukyawa Nkwagala bitasangika Bambi beera nange Wadde nga abalala bakwefasa Bagaane beera nange Nkwagala bitasangika Bambi beera nange Wadde nga abalala bakwefasa Bagaane beera nange
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out