album cover
Alibeerawo
album cover
Alibeerawo è stato pubblicato il 1 luglio 2021 da Inura Music come parte dell'album Alibeerawo - Single
Released1 luglio 2021
EtichettaInura Music
LinguaEnglish
BPM
Melodicità
Acousticità
Valence
Ballabilità
Energia

Testi

ALIBEERAWO LYRICS
Chorus
Newegiliba gigenze gonna
Alibeerawo
Y'owomukwano atalikyuka
Alibeerawo
Yakwagala okuva luli negyebuli kati mubuli mbeera aggamba
Alibeerawo
Verse 1
Yakwagala ngatonaba kubawo Mukama
Er'agamba takoowangako kukola
Nay'omutima gwo at'ogutadde walala, ago malala
Mikwano gikulabye wan'ongozaliddwa
Yate yaliwo, gwemukutondebwa
Ani abasing'o lugelo lwo okulumanya
Byona byoyagala mukama yabilina
Ezadde lyosaba n'omukisa yagaba
Mwekwate mwewenga y'a gamba wali kululo
Mikwano gidduka bwobanga tolina
Bwofuna gisembeza zizila ayengeza
Emikwano bwegityo egyensi gyogilekulira
Nayeye Mukama y'agamba waali oyo eyakumanya era gamba alibaawo
Bwomwekwata yoyo w'omukwano atayiwa
Verse 2
Ensi nebigilimu mpaawo nyinibyo
Kyovolaba bwetufa tubilekawo
Zaabu ne feeza omutali Katonda
Ebyo byoya byanswa
Tokulembeza mikwano gikulimba
Emitima miyaba ngakikwenya
Naye Mukama tayiwa
Anyweza nekigambokye
Bwagamba nti ezadde liryo ngakuwa
Bwagamb'obugagga bubwo nofuna.
Abobugumba nebazaala abalema nebatambula
Sitani gwosinza tagaba bulamu
Obugagga obubwe bwakiseera
Obwa Mukama bwobubelera
Bwakisa
Bridge
Ayagala kimu kumumanya
Ntiyafuga er'ekisakye kimala
Aaaaaaah Mukama
Mukisa gwagaba okutali buyinike
Ngabwoli bwogya bulyomu amusembeza
Ebirungi nagaba yoyo
Yoy'abeerawo ng’abalala baduse
Mubuzibu naggumya nakuwa esuubi lyenkya
Ye Mukama
Gw'okubaawokwo yaliye
Kyooli yaliye
Yadde mikwano gyakuleka yeteyadduka
Written by: Jamie Culture
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...