Testi

African bwoy bwoy yeah yeah Eddy Dee Ayabass Obulungi bwo bwaka ng'omwezi Love yo baby y'enkoze bwenti Ongyakira buli wamu, you're my mweezi You're, you're my soulmate Nze sitoma bwemba ndi nawe Nyumirwa nyo nga ndi nawe Kino kyama kyange kikume Nkwagala nyo nkugambye Baby, mpa kabugumu mpulira nkufa Mutima guli gamba nkusembeze Naye nze bwenkutunulira mba nkutya Olinga agenze miles away Gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina Uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina Nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina Kankuzimbire ka kalina Tolina we wakyama gwe tolina Gwe wamanyiriza breakfast in bed Kabugumu k'ababiri mu blanket Njagala nkunanike ring instead Wampanika ndi wagulu kw'arcade Buli lunaku eba valentine Mwanguwe nyanjule omwana wabandi Bai-by eh Gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina Uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina Nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina Kankuzimbire ka kalina Tolina we wakyama gwe tolina Oli malayika, leka nkutwaleko, would you malayika Would you malayika, nkugulire obugoye obunyuma malayika Baby, mpa kabugumu mpulira nkufa Mutima guli gamba nkusembeze Naye nze bwenkutunulira mba nkutya Olinga agenze miles away Gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina Uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina Nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina Kankuzimbire ka kalina Tolina we wakyama gwe tolina
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out