Testi

Do do do do, do do do do Kama Ivien (oh yes) Do do do do, do do do do, do do do do Oh yes Baby bareke abo, baagala kutwawula (see I just wanna make you feel alright) Hmm bareke abo, baagala kutwawula Ash Beats Kati nkugabira omutima Gwe sweet gwe nasima Abalala banema Bajinzejinze ebigambo nga bagala nkukyawe, nz'okukyawa kwanema Wanteka mu bulamu wampa essanyu, kiki ate kyenjoya Kati kyetubuzayo, kuzala baana bambi baby wange tonjiwa Gimme some time, nsabayo akadde nawe Nyumyemu ku mboozi nawe Baby maybe one night, or tonight so maybe forever Cause I'll never let you down, tusabe ne Mukama atukume Teri kiyinza kwawula, kwawula Baby bareke abo, baagala kutwawula (I can't believe this baby girl) Hmm bareke abo, baagala kutwawula (Ash Beats) Kati wesigame kunze, bambi ber'awo wenkulabira Mukwano gwo gufuse, bingi ny'omutima kwegukubira Bakuntunga mu diba, kyona kye wategesa amazima onina Njagala onteke mu ssanyu lyetutagenda kwejusa, nze lyengyoya Nze benasingira ddala ate okwagala, ate tebanyumya nga byenkola Nabali ab'okumutima, mikwano gyange egyadala najjo ne jidduka Nze nkwebaza waguma olaba n'olwazzi lumala ne lwatiika Njagala nkuse mu ssanyu, gw'asanye okweyagalira mu byenina Gimme some time, nsabayo akadde nawe Nyumyemu ku mboozi nawe Baby maybe one night, or tonight so maybe forever Cause I'll never let you down, tusabe ne Mukama atukume Teri kiyinza twawula, twawula Baby bareke abo, baagala kutwawula (I love you baby girl) Hmm bareke abo, baagala kutwawula (I love you and you know know know) Kati wesigame kunze, bambi ber'awo wenkulabira Mukwano gwo gufuse, bingi ny'omutima kwegukubira (you don't know) Herbert skills pon the one Yeah yeah oh Do do do do I wanna let you know this
Writer(s): Pius Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out