Video musicale

Surrender - Bebe Cool "OFFICIAL HD VIDEO" 2021
Guarda il video musicale per {trackName} di {artistName}

Crediti

PERFORMING ARTISTS
Moses Bebe Cool Ssali
Moses Bebe Cool Ssali
Lead Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Bebe Cool
Bebe Cool
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Ronnie Matovu
Ronnie Matovu
Associate Producer

Testi

Wankulukuta musaayi Wamenya namagumba Omutima gwange waguwamba Ova bukunja kyagwe Oba ova mu gomba Yegwe gwembadde nesunga Inna mi heart baby nebuuza Naye kituufu ebyo yegwe abimala Wendi omutima gwange gwewuuba Tonsala nga abasalamala Yadde abasigadde bebuuza Tebamanyi kituufu kirimunda Kati ffe tubaleka bebuuza Kagoba ko nkuwadde kalimunda I surrender Emikono mpanise Baby kwata woyagala Baby kwata tender Abalala mbalese Kuba bona bikwangala I surrender Emikono mpanise Baby kwata woyagala Baby kwata gender Abalala mbalese Kuba bona bikwangala Ndimujawa oyo alina ku dental Bwayambala anyumia jean oba gentle Okumufuna tekyali accidental Byonyumiza binyuma sembera eno Abasaba ntokolo olwo mukwano gwo Nze ntadeko enkokoto Nebwebajja nga kyokolo Oba formula ya Salvador owembokolo Nebwebajja nga kokolingo Obakuba obasanyawo like tonado Baby would you be my emindo Kuba bino temuli scandal I surrender Emikono mpanise Baby kwata woyagala Baby kwata tender Abalala mbalese Kuba bona bikwangala I surrender Emikono mpanise Baby kwata woyagala Baby kwata gender Abalala mbalese Kuba bona bikwangala Aisha aisha Yegwe ansanira ma beibe Aisha aisha We've been through a lot baby Aisha aisha Yegwe ansanira ma beibe Aisha aisha We've been through a lot baby Wankulukuta musaayi Wamenya namagumba Omutima gwange waguwamba Ova bukunja kyagwe Oba ova mu gomba Yegwe gwembadde nesunga Inna mi heart baby nebuuza Naye kituufu ebyo yegwe abimala Kati omutima gwange gwewuuba Tonsala nga abasalamala Abasaba ntokolo olwo mukwano gwo Nze ntadeko enkokoto Nebwebajja nga kyokolo Oba formula ya Salvador owembokolo Emikono mpanise Baby kwata woyagala Baby kwata tender Abalala mbalese kuba bona bikwangala I surrender Emikono mpanise Baby kwata woyagala Baby kwata gender Abalala mbalese Kuba bona bikwangala Aisha aisha Aisha aisha
Writer(s): Jason Lehning, Sarah Siskind, Jennifer Ognibene Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out