album cover
Protest Vote
9
Music
Protest Vote è stato pubblicato il 2 ottobre 2025 da New Article Ent come parte dell'album Protest Vote - Single
album cover
Data di uscita2 ottobre 2025
EtichettaNew Article Ent
Melodicità
Acousticità
Valence
Ballabilità
Energia
BPM103

Video musicale

Video musicale

Crediti

PERFORMING ARTISTS
Lyto Boss
Lyto Boss
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Lyto Boss
Lyto Boss
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Lyto Boss
Lyto Boss
Co-Producer

Testi

Song Title: Protest Vote!
Ekimala, kimala
This is a Protest Vote! Protest Vote!
Protest vote! Protest vote!
Protest Vote 2026!
Kano kekasera… Uh maaaa, kano kekasera…
Verse 1
Twakowa enjala, twakowa obwavu, ne mpereza embi
Ekimala, kimala ebitutuseeko bingi nyo era bimala,
Uganda Tuli bubi nyo bantu baffe,
Amabanja mangi nyo
Naye, kano kekasera bantu baffe.
Chorus
Protest Vote! Protest Vote!
2026, Kano kekasera
Okweberaramu nga tubalabisa !
Protest Vote! Protest Vote!
Uganda yetaga Bobi Wine!
Verse 2
Kyagulanyi, omwana waffe,
Y’ayimiridde mu maaso gaffe,
NUP kyekitangala kya Uganda ekijja
Era Tuyimilire wamu ne kibiina
Kyaffe okufuna Uganda empya!
Uganda yetaga president omuggya!
Ye Bobi Wine!
Kano kekasera Okweberaramu
Nga tubalabisa
With Protest Vote! With protest vote
NUP oyeee! Bobi wine
Bobi Wine Oyeee!
Bobi Wine Oyeee!
Chorus
Protest Vote! Protest Vote!
2026, kano kekasera! Okweberaramu
Nga tubalabisa Protest Vote! Protest Vote!
Uganda yetaga Bobi Wine!
Uganda yetaga NUP
Verse 3
Tulina essuubi, Nti Obukulembeze Bwa
Kyagulanyi, obujja bwakukyusa bingi,
Abaana baffe bajja kusoma.
Emilimu gyeyongere.
Okugenda ku mawanga kukkome,
Eddembe lyo obuntu lyetaaye,
Abasibe b’ebyobufuzi bafune eddembe lyabwe.
Amakubo n’e byobulamu bikolweko
Kino kikwata kuggwe buterevu!!!
Final
Protest Vote! Protest Vote!
2026, kano kekasera!
Okweberaramu nga tubalabisa
Protest Vote! Protest Vote!
Uganda yetaga Bobi Wine!
Protest Vote… Protest Vote… Protest Vote….
NUP oyeee!
Written by: Lyto Boss
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...