album cover
Ani??
album cover
Ani?? è stato pubblicato il 13 marzo 2026 da Nze Muzik come parte dell'album Ani?? - Single
Released13 marzo 2026
EtichettaNze Muzik
LinguaEnglish
BPM80
Melodicità
Acousticità
Valence
Ballabilità
Energia

Testi

VERSE
Nonya, nonya owa kamera atukube akafananyi
Okawange, Kasse wossa amaso ggo nga tonebaka
Kakutwale, munsi y’ebirooto osangeyo nkuwe akafumitto
Twesuute, kumabbali g’omugga ogukulukuta amatta
Nze manyi okuyiya, terurikya obwenyi bwo okujjula obuyinike
Abo abakwana, bagane bagambe nze nina ansanira
Chorus
Ani ani oyo alikundesa
Oba ani oyo akooye obulamu bwe
Verse
Gamba, gamba akayimba k’oyagala nkuyimbire
Oba gwe songa, songa ku kyoyagala k’ebe Uganda njikuwa yonna
Y’eggwe kitonde, ekinsingira kanebazze Tonda eya kuntondera
Obuyiya, yakuyiya bulungi kanonye byenamutonera
Ago amaaso kimyanso gaaka okwekana enjuba emezza
Eddobozzi, wandiba yeggwe asomesa zimalaika
Chorus
Ani ani oyo alikundesa
Oba ani oyo akooye obulamu bwe
Ani ani oyo alikundesa
Oba ani oyo akooye obulamu bwe
Outro
Toyina Kamogo kona kona
Butonde bulungi Maama
Toyin Kamogo kona kona
Maama butonde Maama
Written by: Andereya Baguma
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...