album cover
Weetya
2124
Afro-Pop
Weetya è stato pubblicato il 3 luglio 2026 da Pawaboy music come parte dell'album Weetya - Single
album cover
Più popolari
Ultimi 7 giorni
00:00 - 00:05
Weetya è stata scoperta più frequentemente nei primi secondi di la canzone durante la settimana passata
00:00
00:05
00:10
00:15
00:20
00:25
00:35
00:50
01:15
01:30
03:00
00:00
03:13

Video musicale

Video musicale

Crediti

PERFORMING ARTISTS
Pawaboy AB
Pawaboy AB
Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Abdurashid Kasule
Abdurashid Kasule
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Mello Beats
Mello Beats
Producer

Testi

(Nkimanyi kuva dda)
(Naye ggwe weetya)
Pawaboy yeah
Yeah yeah yeah yeah yeah
Mello kill it
Nkulaba oluuso lwontunuuliza
Oluusi wenna webuzaabuza
Naye nze mbeera nkubona
Mazima naawe era weelaba
Tekyekweka kyeraga
Yatula omutima gujja kwabika
Nkimanyi kuva dda
Nti nakkuba dda
Naye ggwe weetya
(Nkimanyi kuva dda
Nti nakkuba dda
Naye ggwe weetya)
Bwebali kugamba
Nti banfuna dda
Ng'ate olwo weekyawa
(Bwebali kugamba
Nti banfuna dda
Ng'ate olwo weekyawa)
Muli munda muli munda
Nkimanyi ontaawa, eh
(Muli munda muli munda
Nkimanyi ontaawa)
Gwe ngamba, ngamba
Tottya swaala, eh
(Gwe ngamba, ngamba
Tottya swaala)
Obuzibu mulowooza nnyo
Nti abalungi baba benzi nnyo
Nti abalungi tebaba single, balumya
Mujja kutomera nnyo
Okulungiwa teguba musango
Abalungi baba bantu nabo
Gwejira ongambe ndabe ekyokola
Kati ontya
Ontiira bwerere siruma
Ontya, siri njuba munange sokya
Nkimanyi kuva dda
Nti nakkuba dda
Naye ggwe weetya
(Nkimanyi kuva dda
Nti nakkuba dda
Naye ggwe weetya)
Bwebali kugamba
Nti banfuna dda
Ng'ate olwo weekyawa
(Bwebali kugamba
Nti banfuna dda
Ng'ate olwo weekyawa)
Muli munda muli munda
Nkimanyi ontaawa, eh
(Muli munda muli munda
Nkimanyi ontaawa)
Gwe ngamba, ngamba
Tottya swaala, eh
(Gwe ngamba, ngamba
Tottya swaala)
Nkulaba oluuso lwontunuuliza
Oluusi wenna webuzaabuza
Naye nze mbeera nkubona
Mazima naawe era weelaba
Tekyekweka kyeraga
Yatula omutima gujja kwabika
Nkimanyi kuva dda
Nti nakkuba dda
Naye ggwe weetya
(Nkimanyi kuva dda
Nti nakkuba dda
Naye ggwe weetya)
Bwebali kugamba
Nti banfuna dda
Ng'ate olwo weekyawa
(Bwebali kugamba
Nti banfuna dda
Ng'ate olwo weekyawa)
Muli munda muli munda
Nkimanyi ontaawa, eh
(Muli munda muli munda
Nkimanyi ontaawa)
Gwe ngamba, ngamba
Tottya swaala, eh
(Gwe ngamba, ngamba
Tottya swaala)
Written by: Abdurashid Kasule
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...