album cover
Mwamba
463
African
Mwamba è stato pubblicato il 31 luglio 2026 da Levixone come parte dell'album Mwamba - Single
album cover
Data di uscita31 luglio 2026
EtichettaLevixone
Melodicità
Acousticità
Valence
Ballabilità
Energia
BPM

Video musicale

Video musicale

Testi

Otulo tubuze nga ndowooza ku ebyo by\'okola
Neebuuza omukka ogukola otya
Guno ogutumaala
Buli muntu ku nsi n\'afuna
Yeah eeh eeh
Buli lunaku nkusobya
Olw\'ekisa n\'onnsaasira
Teri mugumiikiriza nga ggwe
Oyo asonyiwa bye nkoze ate n\'atabinjjukiza
Yeah eeh eeh
Oli omu wekka bw\'oti agabisa kkono
Ogwa ddyo ne gutamanya oli n\'agwano
Gw\'eyatonda ensi eno okutaba mpagi
Ogya n\'amazzi mu njazzi
Yesu ni mwamba
Ni mwamba
Mwamba Yesu ni mwema mwamba
Yesu ni mwamba
Ni mwamba
Mwamba Yesu ni mwema
Mwamba
Mwamba Yesu ni mwema mwamba
Bwe mba munaku ankwata omukono gwe anti kwe nkutte
Anfaako nnyo era ambuulizaawo kye mbadde
Ne bwe nfuna abanumba era mbaloopa wuuwe
Nze anwanirira entalo byonna binkwasa ye
Amaanyi mangi
Ddala
Ate mu bungi
Ddala
Ekisero yakijjuza mu mawanga nze ayitwa
Amaanyi mangi
Ddala
Essanyu lingi
Ddala
Woooo
Mu mawanga nze ayitwa
Oli omu wekka bw\'oti agabisa kkono
Ogwa ddyo ne gutamanya oli n\'agwano
Gw\'eyatonda ensi eno okutaba mpagi
Ogya n\'amazzi mu njazzi
Yesu ni mwamba
Ni mwamba
Mwamba Yesu ni mwema
Mwamba
Yesu ni mwamba
Ni mwamba
Mwamba Yesu ni mwama
Mwamba
Written by: Lubyogo Sam Lucas, Timothy Muggaga
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...