ミュージックビデオ
クレジット
PERFORMING ARTISTS
Kenneth Mugabi
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Kenneth Mugabi
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Joses Arins
Producer
歌詞
Mutabani kiki,maama nkoye nze gwolabawano
Omukyala ankoyeza nsaba kumpa kimagezi
Maala kuntegeza
Guuma beebangamba nga nkula
Omukyala takwonwako
Binsobedde kati mukibila mwensula
Afazaali nakubwa enkuba
Ngumye,obusungu nzise eli
Banange azika omukyala azikuza
Ziino zenkwagulo nge'kizibiti kyenina
Waliwo nebimu ebinswaza okwogeera
Maama omukyala onkuba
Nze atte nkya okukweka enjala
Aaah maama omukyala ansuna
Nze atte nkya okukweka enjala
Ntila ddala Ntila ddala Ntila ddala Ntila ddala
Okumukonako oooh
Mubasajja boona boona olimuzila
Katonda yakuwunda nakujuza
Nomudaali osana gwa zabbu
Ogumidde enkwagulo notokweka njaaala
Oli wagabila nti ye tagalililwa
Tewelabilanga tolimunafu
Tolimusilu,obusungu zikila daala
Maama omukyala onkuba
Nze atte nkya okukweka enjala
Jjawo ekyejjyo gwe mutabani
Nyini muffu yakwata awawunya
Maama omukyala onkuba
Nze atte nkya okukweka enjala
Ntya okunsibba
Gwomanyi enfita tomulinda kugalula
Omukyala mulagge nti eyo nyumba yyo
Aaah maama omukyala onkuba(wuliliza)
Nze atte nkya okukweka enjala(mwagala nyo)
Mbeera mukakamu,todiza nweza omukono ogwo gwagalula
Ooooh maama bankuba ewaka(atya)
Nze atte nkya okukweka enjala(mugambe omwagala)
Ntya okunsibba ate mwagala
Mulage kyanasubwa ngogenze(mwagala nyo)
Writer(s): Kenneth Mugabi
Lyrics powered by www.musixmatch.com