クレジット

PERFORMING ARTISTS
Aziz Azion
Aziz Azion
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Owenam
Owenam
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Nessim
Nessim
Producer

歌詞

Verse 1
Abantu balamu bansobera ddala balya mere
Babuzabuza kyebagala bwobadako oba osembye .Mmm..hu.
Gwowonya egeere yalikusambya, gwolisa bwakuta yakulwana. bataka nkwenge tebasiima balinda lwoligenda. lwebalimanya amakulu gewali ovamu, bakuwaane balemere akazindalo nga tebigwa malojja byebakusima songa babibusanga amaso.....
Chorus
Baninze!!
Baninze nga maze okugenda bampane....
Baninze!!
Basute nga maze okugenda bekabye..
Baninze!!
Baninze maze okuzawa bampane..
Baninze!!
Bansiime nga sikyabiwulira..
Verse 2
Kati naama atandabyemu makulu nga nkyasa tolindanga mulumbe neweyogeza ebingi nga tebikyayamba. mubulamu nabayamba tebabiraba bankulokota mugongo nga bwenabasembya mbu nina omutima ensi eno Nsiima nga nkyaliwo yogera ebingi nga nkyaliwo kigasaki okumpana nga bwenali omulamu wankolokotanga mbalaba era mbakeneka kirinkola bubinyo okamala baninze.....
Chorus
Baninze!!
Baninze nga maze okugenda bampane....
Baninze!!
Basute nga maze okugenda bekabye..
Baninze!!
Baninze maze okuzawa bampane..
Baninze!!
Bansiime nga sikyabiwulira..
Verse 3
Mukama wange yalwala omusujja nga akasente kamuwedeko nasaba kubeyawanga omuyimbi buli omu namusamula eri ezedwaliro osonda zabalemye naye eza kesi mubwangu zalabise Gwowonya egeere yalikusambya gwolisa bwakuta yakulwana bataka nkwenge tebasiima balinda lwoligenda lwebalimanya amakulu gewali ovamu bakuwaane balemere akazindalo nga tebigwa malojja byebakusima songa babibusanga amaso baninze..
Written by: Owenam
instagramSharePathic_arrow_out

Loading...