가사

A Winnie Nwagi Chozen Blood Fire babe Bomba Beats (Chosen blood) Ogonda bulala nkutidde honey Naye ŋendako mu Kampala Kunoonya money Nkujjukize laavu ey'obubadi Sweet oh baby don't go Baby don't go Yasibawo oluggi lw'emiryango Ono y'asalawo Abaali baliwo olutalo baalulabako Omukwano gwaffe gwaliko Ng'oleeta ne keeki ne ndyako Nga twefaako (Winnie Nwagi) Yiwoyiwo, ffe twaliko Yiwoyiwo, ye ffe twaliko Ah yitayo ondabeko Ah yitayo ondabeko honey Omukwano gwo gwe guliko Tukole ebiriko (Chosen blood) Ah yitayo ondabeko Ah yitayo ondabeko honey Omukwano gwo gwe guliko Tukole ebiriko (Winnie nwagi) Nkweka, mu masuuka go Ntambulire ku mateeka go Weta weta ku makoona go Hmmm, I love you babe Olwaleero oba osalawo Wepimire ku sowaani ky'omalawo Nga k'olekawo ke ndyawo I love you so more and more (Chosen blood) Deep in love, deep in love Laba ku ttivvi yo kuliko akalango Bakulabe bakuveeko Oh babe Yitayo ondabeko ooh Gwe guliko oh Gwe guliko Yitayo ondabeko Yitayo ooh Gwe guliko Ogonda bulala nkutidde honey Naye ŋendako mu Kampala Kunoonya money Nkujjukize laavu ey'obubadi (Winnie nwagi) Olinawo ku laavu ey'enkeera? Nasuze bubi on'ompa ku ky'enkya? Ka kiss ko ku makya kampoomera Kasita okasiika, n'okaleeta Nkujjukira, nkujjukira Nga tutudde ku katebe k'embaawo Wanjagala kuva ku ssomero Bw'onokkiriza, leero ondyawo Yitayo ondabeko Yitayo ondabeko Gwe guliko Ondabeko Ondabeko Ah yitayo ondabeko Route Music Yesse Oman Rafiki Ondabeko Omukwano gwo gwe guliko ooh
Writer(s): Winnie Nakanwagi, Patrick Musasizi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out