가사

Kayemba, nantabulirwa yasabala gwa bumbba Ebigambo bye bamubulirira, yabikwasa muzingonnyo Okakana, yagwa mu kakko nyo ensonga zali zantisa Mpuliriza baby dear abantu abo si balungi iye Ba lumamonger baasi bagala nyo ebiganye balwali Bakungobako, nakiriza, bakutwala Oyo propaganda, propaganda, wa kunkyaya Ka juice kalungi mu ttaka Baby bakakuyisa byadala Wankyayira bwerere, bwerere Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo oh Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo, bwebiba! Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo oh Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo, byansi! Kati watya tusigaze ekitibwa! Ebyama byafe bisigale nga byafe Ka chayi tukafumbire, kana nkku Abasunze tubaduke, mangu Baby gwe gwe, gwe munange Nze ngamba olikomawa abo ng'obabuse Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo oh Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo, bwebiba! Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo oh Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo, byansi! Perekecca, perekecca Emisana perekeca, perekecca Perekecca, perekecca (ba-ba-baby!) Emisana perekeca Yeah, lolilo oh Ye maama, nz'atalina maanyi gwalana Sirwali, nze sirina makosa Kyemwayagaliza embazzi, kibuyaga asudde Kyemwayagala obwedda, y'essawa mulindwa Mu mukwate bulungi kye nsaba, omuntu owange Temunziriza nga biwompogoma Ebikonagana ng'ebyenagalama! Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo oh Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo, bwebiba! Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo oh Bibaawo ebyo Bibaawo ebyo, byansi! Eh-eh (bibaawo ebyo) Osc- (bibaawo ebyo) Oscillation (bibaawo ebyo) Nessim (bibaawo ebyo) Yuh don' knwo
Writer(s): Edrisah Musuuza Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out