album cover
Guwooma
1,364
Alternative
Guwooma은(는) 앨범에 수록된 곡으로 2019년 9월 17일일에 Goodlyfe magic에서 발매되었습니다.Guwooma - Single
album cover
발매일2019년 9월 17일
라벨Goodlyfe magic
멜로디에 강한 음악
어쿠스틱 악기 중심
발랑스
춤추기 좋은 음악
에너지

크레딧

실연 아티스트
Weasel
Weasel
실연자
작곡 및 작사
Weasel
Weasel
작사가 겸 작곡가

가사

Omukwano gwo guwoma (guwoma), ma baby guwoma
Silimba guwoma (guwoma) sweet guwoma
Owooma nga kindazi omutima gwo mugumu ng'olwazi (guwoma)
Abo tebakulimba baby tonswaza ebyo byebakugamba byona byabulimba
Baby nze njagala gwe byona bino nsiba kugwe
Agaso bakanude bwogenda bakulinze
Mbalaba balumwa balumwa balumwa balumwa balumwa webatulaba balumwa
Mbalaba balumwa balumwa balumwa balumwa balumwa emba baziluma
Katunyumirwe kabalumwe katunyumirwe (listen mi ghal)
Omukwano gwo guwoma (guwoma) ma baby guwoma
Silimba guwoma (guwoma) sweet guwoma
Owooma nga kindazi omutima gwo mugumu ng'olwazi (guwoma)
Omukwano gwo gudu omutima gwange watekako zip
Olinga ssekukulu lwozeno nze ontekamu essanyu
Omukwano guwooma n'oluusi ntama kankuwonye abanonya
Tondwisa ngenda
Njagala tukyekole tukireko abawendule
Njagala twetale tukyekole,
Oluusi nyomba awatali nsonga
Bwendaba abakukwana omutima gwekyanga
Mbalaba balumwa balumwa balumwa balumwa balumwa webatulaba balumwa
Mbalaba balumwa balumwa balumwa balumwa balumwa emba baziluma
Omukwano gwo guwoma (guwoma) ma baby guwoma
Silimba guwoma (guwoma) sweet guwoma
Owooma nga kindazi omutima gwo mugumu ng'olwazi (guwoma)
Listen mi ghal, oh
Nkwatako gwe woyagala nywezako nze ndi wuwo
Byona ebyange byoyagala nabikuwa dda nina lo
Bandeka mukyalo namasadda nengavako nga bayimba kalyonso
Nga tebamanyi nti weasel commando, bwoba negwoyagala
Bambi mukwate mpola, bwoba negwosiimye bambi mukwate mpola
Mbalaba balumwa balumwa balumwa balumwa balumwa webatulaba balumwa
Mbalaba balumwa balumwa balumwa balumwa balumwa emba baziluma
Katunyumirwe kabalumwe katunyumirwe (listen mi ghal)
Omukwano gwo guwoma (guwoma), ma baby guwoma
Silimba guwoma (guwoma) sweet guwoma
Owooma nga kindazi (guwoma maama), omutima gwo mugumu ng'olwazi
Omuziki bwegukuba guwoma bambi (guwoma)
Togaana bambi omukwano guwoma (guwoma)
Written by: Weasel
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...