가사

Yello babe John Blaq Hello babe African Bwoy Hullo babe (Brian Beats) Aya baasi Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line Ye osiibye otya osiibye otya? Ye onsanze otya onsanze otya? Ye osiibye otya osiibye otya? Onsanze otya onsanze otya? Bukya obeera nange Bukya okikola nange Akamotoka bukya okavuga nange Mbuuliraako by'osanze Yegwe omukwano gwe ntalita Yegwe omukwano gwe nina nina Nina ninaanika akaweta Yegwe omulungi gwe ntalita Era nze ndikubeererawo Singa olimbeererawo Kati bbaayi, bbaayi bbaayi Genze safari bbaayi, Bbaayi bbaayi Nkuumira mmaali Bbaayi bbaayi bbaayi, Ngenze safari Bwe nkuba ng'opickinga Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line Omukwano gunyuma nga munyumirwa laavu Era omukwano gunyuma nga mwekubirako Omukwano gunyuma nga mwekubirako W'oyagalira okumulabako n'omulabako Nkwataako, smile for me nkwataako Ebigaanyenga mbuuzaako You're my best friend mu nsi eno yeah Gwe Monalisa, Monalisa babe Yegwe amulisa, Gwe amulisa, oh yeah Bw'oliba ng'ogenze Kale ndaba ku weekend Kubanga nswamye, nnyo Kale leka ekifaananyi Nange nkuwe ekifaananyi Kubanga mu kifaananyi Mwe nkubira buli obufaananyi (Babe) Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line Yegwe omukwano gwe ntalita Yegwe omukwano gwe nina nina Nina ninaanika akaweta Yegwe omulungi gwe ntalita Era nze ndikubeererawo Singa olimbeererawo Kale leka ekifaananyi Nange nkuwe ekifaananyi Kubanga mu kifaananyi Mwe nkubira buli obufaananyi Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Hullo hullo Hullo hullo hullo, hullo Bambi tova ku line Bambi tova ku line Bambi sigalawo awo Bambi tova ku line
Writer(s): John Blaq Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out