album cover
Siri Regular
126,461
R&B/Soul
Siri Regular은(는) {albumName} 앨범에 수록된 곡으로 2022년 5월 24일일에 Source Management에서 발매되었습니다.Star Gal - EP
album cover
가장 인기 있는
지난 7일
00:35 - 00:40
Siri Regular은(는) 지난 주에 약 35 초 시점에에 가장 많이 검색된 곡입니다.
00:00
00:10
00:35
00:55
01:05
01:20
01:35
02:00
02:05
02:10
02:35
02:40
02:50
03:05
03:15
03:20
03:35
00:00
03:38

크레딧

실연 아티스트
Spice Diana
Spice Diana
실연자
작곡 및 작사
Spice Diana
Spice Diana
작사가 겸 작곡가

가사

Brian Beats
Nooma nooma
Eh nooma nooma
Le le li le le le
Omukwano guluma ng'akaddaliddali
Osiita, otakula bw'osiisiitira eh
Eyasembayo n'eyasooka bwebityo
Aah bwebityo, tebiriimu bya kusosola
Eyafuna aduulira munne mbu mwadiba
Ataafuna yeewozaako mbu mwapapa, yeah
Laba oyiika oggwawo wenna okaddiye
Mbu lwa mukwano love erabika yakusala, eh
Nze ndi mumbejja njawukamu kko
Tebambuza otulo
Bw'anjagala anjagala kumakya mu ttuntu
Kko n'ekiro
Ndi wa mbala super quality
Tugende ng'omanyi
Nti wamma ebyange bikyukamu kko
Yadde olina bangi b'olaba eyo
Ssiri regular
Yadde abawala bakwefasa eyo
Ssiri regular
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular
Yadde olina bangi b'olaba eyo
Ssiri regular
Yadde abawala bakwefasa eyo
Ssiri regular
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular
Baakuyuuzayuuza, baakukooya
Baakulimbalimba nga ba lawyer
Baakufumita omutima baagumenya
Baagunuuna nze doctor azze ogukwata
Nguzze mu nteeko
Nkuwa chocolate awoomerera
Nkuwa agondagonda atalumira
Tuva Canada ewaffe twekulira bambuulira
Twawulira, twaggumira ssi bino eby'abo
Yadde olina bangi b'olaba eyo
Ssiri regular
Yadde abawala bakwefasa eyo
Ssiri regular
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular
Eh eh
It's another day for you uh
My baby you uh
Nkwagala loving you, you you
You you you you
Nze ndi wa ddala wa njawulo oh
Ssi bali ba fake fake
Naawe labayo stake
Herbert Skillz pon dis one
Eh eh, Spice Diana again
Ssiri regular
Nince Henry the writer again
Ssiri regular
Sho
Yadde olina abakulwanira eyo
Ssiri regular
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular
Written by: Spice Diana
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...