가사

Vinka bae, babe (hahaha) Swangz Yeggwe gwe naloose, gwe naloose Mu kirooto nga wekwese Kansooke, kansooke Nzije olabe kye ŋŋamba Yenze gwe wasuubizza Ku Tuesday nkukubire tumeetinge Nkusaba kkiriza ebyo bye ndeeta Ebyo ebibulayo tubirabe enkeera Njagala nnumeko one bite (one bite) Oba kisoboka bu two bites (two bites) Nkusaba ompeeyo one night (one night) Hmmm babe sula ewange eh Sula ewange eh yeah Eno ewange yeah Sula ewange eh yeah Hmmm babe sula ewange One by one make a bundle Omukwano nkusaba ogumpe mu bundle eh Kambeere your John Rambo Mu kizikiza nga nkukwatira candle Yeggwe ampa company nze ne nnyumirwa love Your love portion nze ngyenyumirizaamu Togamba kyama kyaffe bali bakyamu Okukuuma ekyama kyaffe bali baveemu Kati njagala time njagala time Njagala kubeera naawe every day and night Nguze ne line nguze ne line Eyange naawe kwogererako sso togigabanga Njagala nnumeko one bite (one bite) Oba kisoboka bu two bites (two bites) Nkusaba ompeeyo one night (one night) Hmmm babe sula ewange eh Sula ewange eh yeah Eno ewange yeah Sula ewange eh yeah Hmmm babe sula ewange Mu masuuka go mwe njagala okubeera babe Nga bw'ofuna nightmare Nga nze akulwanira am your fighter Onjogeza oluzunguzungu zungu Onkutula bitundutundu tundu Nga porter apoota porter nkoota Ki ontambuza nga nze nkootakoota? Yenze gwe wasuubizza Ku Tuesday nkukubire tumeetinge Nkusaba kkiriza ebyo bye ndeeta Ebyo ebibulayo tubirabe enkeera Njagala nnumeko one bite (one bite) Oba kisoboka bu two bites (two bites) Nkusaba ompeeyo one night (one night) Hmmm babe sula ewange eh Sula ewange eh yeah Eno ewange yeah Sula ewange eh yeah
Writer(s): Veronica Nakiyingi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out