album cover
Sinza
album cover
Sinza은(는) {albumName} 앨범에 수록된 곡으로 2021년 7월 30일일에 BackYard에서 발매되었습니다.Action Talk
2021년 7월 30일
라벨BackYard
BPM
멜로디에 강한 음악
어쿠스틱 악기 중심
발랑스
춤추기 좋은 음악
에너지

뮤직 비디오

뮤직 비디오

가사

Ehh eh hmmm oh na na yi
Hmm yeayi
(Ehh)
Obwongo bwasuze bunyoola, bigambo byasuze byesoomba
Nga ndowooza oba leero mbiyimbye ntya?
Obukoola bwasuze bwewujja
Akaweewo kasuuze kakuntaa
Obunyonyi ekiro obukuuma otya
Nze newuunya neno ensi jewatonda, egulu waliwanika otya elitagwaanga?
Gwe Laba gano agayanja aganene emiga jikulukuta tejikooma (anha)
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Tukusinza tukusinza nti
Haleluya Haleluya Haleluya
Tukusinza tukusinza nti
Hosana Hosana Hosana
(Ehh)
Nze olwalero newuunya
Mubitonde byo ebyatondwa
Omuntu lwaki yasingayo okujeema
Watulondayo otwetaaga
Notutonda mukifananyi kyo
Kibi tetumanyi kusiima
Kati laba nemitti jitusinga
Jiwuuba amatabi jikutenda
Amayengo eyo kunyanja ga Sinza
Gayimusa amaloboozi ga yimba
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Tukusinza tukusinza nti
Haleluya Haleluya Haleluya
Tukusinza tukusinza nti
Hosana Hosana Hosana
Buli kitonde kilisinza
ffe bwetugana
amayinja galiyimba
Nti naye atte bwe tusinza
Alisiima
Ebilungji alituyiira
Buli kitonde kilisinza
ffe bwetugana
amayinja galiyimba
Nti naye atte bwe tusinza
Alisiima
Ebilungji alituyiira
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Twatondebwa kusinza
Teli kilala kusinza
Tukusinza tukusinza nti
Haleluya Haleluya Haleluya
Tukusinza tukusinza nti
Hosana Hosana Hosana
Written by: Sserwanga Kusasira Edwin
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...