album cover
Sinza
album cover
Sinza은(는) {albumName} 앨범에 수록된 곡으로 2022년 11월 2일일에 Big Talent Entertainment에서 발매되었습니다.Sinza - Single
2022년 11월 2일
라벨Big Talent Entertainment
BPM109
멜로디에 강한 음악
어쿠스틱 악기 중심
발랑스
춤추기 좋은 음악
에너지

가사

Sinza Lyrics by Eddy Kenzo
Intro:
Ekitiibwa nettendo bikuddilenga ah ah
Gwe eyatonda ensi eno, Ate ela neggulu
Muyite lugaba
Lugaba Mukama lugaba
Muyite lugaba, annunudde nazija mubunnya
Verse One
Omuntu ava wala, ava wala
Omuntu ava wala
Okutuuka ewala
Eno ensi etabuka, ah etabuka
Eno ensi etabuka, Nga buli wodda ekunyiga
Ekisooka osobelwa
Abange osobelwa
Nga abanji basituka
Kyokka gwe olemwa
Olwo ebibuuzo nebitandika
Nti oba ye nze nalya ki?
Binji nobyebuuza
Naye Mukama namukola ki?
So nga gwe bosinga
Bo tobalowoozako
Webuuze bwebabeela
Bwoba gwe olajana
Chorus
So sinza
Sinza ah ah
Sinza
Kuba Mukama akwagala
Sinza
Sinza ah ah
Sinza
Mwebaze obulamu bwolina
Mini Chorus
Akaseera kajja, Kajja
Akaseera ko Kajja, Kajja
Akaseera kajja, Kajja
Time yo gyeeli linda
Akaseera kajja, Kajja
Akaseera kajja, Kajja
Akaseera ko Kajja, Kajja
Time yo gyeeli linda
Chorus
So sinza
Sinza ah ah
Sinza
Kuba Mukama akwagala
Sinza
Sinza ah ah
Sinza
Mwebaze obulamu bwolina
Verse Two
Ntumila abalwanyi mu nsi
Abaayiga ebizibu byensi
Nemubikwaasa Omutonzi wensi
Kubanga ye kamala byona
Beela omulwanyi mu nsi
Alwanyisa ebizibu byensi
Twabisanga mu nsi
Toggwako emirembe m nsi
Luliba lumu netua mweno ensi
Baaba tolwaana na nsi
Twabisanga mu nsi
Kimanye bintu bya nsi
Nsaba nyo emirembe munsi
Mukama nsaba onsasire
Nga bwemba sitegedde
Munange nsaba ongondeze
Nkunwaasa ensawo yange
Taata ongaziyize
Mpozzi nabalabe bange
Yingila otaase
Obusungu bakendeeze
Silina musango mu nsi
Oh yeh, Taata bangondeze
Chorus
So sinza
Sinza ah ah
Sinza
Kuba Mukama akwagala
Sinza
Sinza ah ah
Sinza
Mwebaze obulamu bwolina
Mini Chorus
Akaseera kajja, Kajja
Akaseera ko Kajja, Kajja
Akaseera kajja, Kajja
Time yo gyeeli linda
Akaseera kajja, Kajja
Akaseera kajja, Kajja
Akaseera ko Kajja, Kajja
Time yo gyeeli linda
Chorus
So sinza
(sinza ah ah)
Sinza ah ah
(sinza ah)
Sinza
(sinza ah)
Kuba Mukama akwagala
(sinza )
Sinza
(sinza ah ah)
Sinza ah ah
(sinza ah ah)
Sinza
(sinza)
Mwebaze obulamu bwolina
Outro
Sinza
Sinza ah
Sinza ah ah
Sinza
Sinza ah
Yo buta Magical
Sinza
Sinza ah
Sinza
Written by: Edrisah Kenzo Musuuza
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...