album cover
Bamugamba
6,282
World
Bamugamba은(는) {albumName} 앨범에 수록된 곡으로 2003년 8월 23일일에 VTCN Records에서 발매되었습니다.The Best Of Ndagire Mariam, Vol. 1
album cover
발매일2003년 8월 23일
라벨VTCN Records
멜로디에 강한 음악
어쿠스틱 악기 중심
발랑스
춤추기 좋은 음악
에너지
BPM86

가사

Mwaagala nnyoooo
Omwaana ono kwenfiira
Naabamunvumira mumuleke
Obulamu bwaange kwebutaambulira
Mutima gwannge kwegukubiraa
Birowoozo byannge biri kwooyoo
Tewali noomu alimunkyaaya
Kubaanga nalonda nze nemmala
Bamugamba nti wa kajanja
Ebeeyisizaako tabafaako
Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya
Kwooyo kwenfiira
Waataba nze sirya sinywa
Niinda liindako nadda
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Embuyaga zijje, zitufuuwe nga ndi no'owannge
Ye musawo avumula endwadde zinnuma
Buli kimu ye doctor gwenddaba
Kyenva mpaana ne'mbiita okumulesa
Abawala abangi abamulya'obwoongo
Nga buli gyaabe'eyo teyeerabira
Nti eka'enno owuwe gyendi
Bamugamba nti wa kajanja
Ebeeyisizaako tabafaako
Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya
Kwooyo kwenfiira
Waataba nze sirya sinywa
Niinda liindako nadda
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Njagala omanye nti naange
Bwoobula ssiba na mirembe
Abanjogerera ggwe baleke
Nze nasalawo kutwaala ggwe
Nkusaba tukuumaganeee
Webisobyenga tukkanyee
Nago'omukwaano ngo'ogumatiza
Munsekozo mweenfuna'amaanyi
Embuyaga zijje, zitufuuwe nga ndi no'owannge
Ye musawo avumula endwadde zinnuma
Buli kimu ye doctor gwenddaba
Kyenva mpaana ne'mbiita okumulesa
Abawala abangi abamulya'obwoongo
Nga buli gyaabe'eyo teyeerabira
Nti eka'enno owuwe gyendi
Bamugamba nti wa kajanja
Ebeeyisizaako tabafaako
Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya
Kwooyo kwenfiira
Waataba nze sirya sinywa
Niinda liindako nadda
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Bamugamba nti wa kajanja
Ebeeyisizaako tabafaako
Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya
Kwooyo kwenfiira
Waataba nze sirya sinywa
Niinda liindako nadda
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Bamugamba nti wa kajanja
Ebeeyisizaako tabafaako
Ate nnga nze nebweeboogera ebiingi bitya
Kwooyo kwenfiira
Waataba nze sirya sinywa
Niinda liindako nadda
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Kaansabe'omutoonzi atuwanirire
Mungu'atutuuse ku'mmpeta
Written by: Mariam Ndagire
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...