크레딧
실연 아티스트
CEASEROUS
실연자
작곡 및 작사
Solomon Sentongo
작사가 겸 작곡가
가사
Nga tolina Majja tofumita Doughnut! Toteesa ku budget ,
Kampala tenyuma nga tolinamu dayi Osigala nga ne HAJJATI, ewaka Twanaaba otulo mumaasa nga Bujjonjo Tussula Mu Ndongo
Abalina bakkula obubina nemigongo Bakuuma Gwe Mutindo
Kati Vibe kerinyemu Gear
Ebiwato bifatibwe Gwe dear Tewesunda enyo nonjila beer
Eeh
Akasente Kawoomye Kawoomye
Ewange Zaweeze Mundeke Njoge
Akasente Kawoomye Kawoomye
Ewange Zaweeze Mundeke Njoge
Buli Mbuzi kukikondo kyaayo
Munyigo ku munyigo
Gwe fata kikete kyo bwoba olinamu ku majja Tunalabira eyo oba wampeta oba aliko Police Oba wakayondo
Abbiri munya musanvu we dey
Abatakola mu kichwa Bamenke
Byaruhanga yatunze Ente
Laba bwakomansila nga Bossley
Woyo, woyo, woyo, woyo , woyo Akasente Kawoomye
Kawomye
Akasente kawoomye
Eeh
Akasente Kawoomye Kawoomye
Ewange Zaweeze Mundeke Njoge
Akasente Kawoomye Kawoomye
Ewange Zaweeze Mundeke Njoge
Nga tolina Majja tofumita Doughnut! Toteesa ku budget ,
Kampala tenyuma nga tolinamu dayi Osigala nga ne HAJJATI, ewaka
Abbiri munya musanvu we dey Abatakola mu kichwa Bamenke Byaruhanga yatunze Ente
Laba bwakomansila nga Bossley
Woyo, woyo, woyo, woyo , woyo Akasente Kawoomye
Kawomye
Akasente kawoomye
Eeh
Akasente Kawoomye Kawoomye
Ewange Zaweeze Mundeke Njoge
Akasente Kawoomye Kawoomye
Ewange Zaweeze Mundeke Njoge
Written by: Solomon Sentongo