album cover
Tolina
18,153
Music
Tolina은(는) {albumName} 앨범에 수록된 곡으로 2024년 8월 16일일에 John Blaq 1에서 발매되었습니다.Tolina - Single
album cover
발매일2024년 8월 16일
라벨John Blaq 1
언어English
멜로디에 강한 음악
어쿠스틱 악기 중심
발랑스
춤추기 좋은 음악
에너지
BPM89

뮤직 비디오

뮤직 비디오

가사

African bwoy bwoy yeah yeah
Eddy Dee
Ayabass
Obulungi bwo bwaka ng'omwezi
Love yo baby y'enkoze bwenti
Ongyakira buli wamu, you're my mweezi
You're, you're my soulmate
Nze sitoma bwemba ndi nawe
Nyumirwa nyo nga ndi nawe
Kino kyama kyange kikume
Nkwagala nyo nkugambye
Baby, mpa kabugumu mpulira nkufa
Mutima guli gamba nkusembeze
Naye nze bwenkutunulira mba nkutya
Olinga agenze miles away
Gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina
Uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina
Nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina
Kankuzimbire ka kalina
Tolina we wakyama gwe tolina
Gwe wamanyiriza breakfast in bed
Kabugumu k'ababiri mu blanket
Njagala nkunanike ring instead
Wampanika ndi wagulu kw'arcade
Buli lunaku eba valentine
Mwanguwe nyanjule omwana wabandi
Bai-by eh
Gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina
Uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina
Nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina
Kankuzimbire ka kalina
Tolina we wakyama gwe tolina
Oli malayika, leka nkutwaleko, would you malayika
Would you malayika, nkugulire obugoye obunyuma malayika
Baby, mpa kabugumu mpulira nkufa
Mutima guli gamba nkusembeze
Naye nze bwenkutunulira mba nkutya
Olinga agenze miles away
Gwe tolina, tolina we wakyama gwe tolina
Uh gwe tolina, tolina we wakyama, ge tolina
Nkuyita, nkuyita nabakyala gwe tolina
Kankuzimbire ka kalina
Tolina we wakyama gwe tolina
Written by: John Kasadha
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...