album cover
Webale
album cover
Webale은(는) {albumName} 앨범에 수록된 곡으로 2024년 11월 15일일에 THE BREED DIGITAL에서 발매되었습니다.Webale - Single
2024년 11월 15일
라벨THE BREED DIGITAL
언어English
BPM99
멜로디에 강한 음악
어쿠스틱 악기 중심
발랑스
춤추기 좋은 음악
에너지

가사

Wuuu lelele aaaa
Muliwa abaseka nga luli nga sinafuna anjagala (nga sinafuna anjagala)
mujje mulabe katonda wange bwakola ebinene aaaa
kyemutamanya nti bwensaba...
katonda gwensinza ampulira
banange mungu wadala
nze era olwa leero njulira
kuba mukama bwenakusaba omuntu ansanira
(omuntu ansanira)
Atanimbe limbe nga wampisa angwanira
nga mukakamu nange gwenagondera eeee
bwotyo nojja ondetera omulangira eyalunjiwa
Kati tufuse muntu omu
Nze mundeke nebwenkola efujjo ..
(katonda kyankoledde kyewunyo )
buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo )
mundeke nzinne mbune edirooo
(katonda kyankoledde kyewunyo )
buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo ...)
Allah webale nsimye
(omwami gwenasaba omumpadde.)
osana kwebaza nsimye
(esala zenasigga nkungudde )
nze Ani akubwa ekidala ,
nentekebwa matala
ye nga mponye okupala
Kati ninye amadala
nze Ani atuziza abantu
okuva ebule nebwela
nemweresa ebirala kulwange..
mukama abampere omukisa
nfuse muwanguzi mukama webale ontadde mbawanguzzi iiiiii
sikyatagala Ono gwompadde nsimye
etendo likudire. ...
Nze mundeke nebwenkola efujjo ..
(katonda kyankoledde kyewunyo )
buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo )
mundeke nzinne mbune edirooo
(katonda kyankoledde kyewunyo )
buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo ...)
Allah webale nsimye
(omwami gwenasaba omumpadde.)
osana kwebaza nsimye
(esala zenasigga nkungudde )
kati kyenva nkuyimbira nenkuzinira
onzijeko enaku ompadde esanyu nkwebazze ntya nze
kuba mukama bwenakusaba omuntu ansanira
(omuntu ansanira)
Atanimbe limbe nga wampisa angwanira
nga mukakamu nange gwenagondera eeee
bwotyo nojja ondetera omulangira eyalunjiwa
Kati tufuse muntu omu
Nze mundeke nebwenkola efujjo ..
(katonda kyankoledde kyewunyo )
buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo )
mundane nzinne mbune edirooo
(katonda kyankoledde kyewunyo )
buno buwanguzi ndi kuntikko
(mukama nga wakitibwa nnyo ...)
Allah webale nsimye
(omwami gwenasaba omumpadde.)
osana kwebaza nsimye
(esala zenasigga nkungudde )
Written by: Damali Zalwango
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...