Songteksten

Sure Events Andre on the beat Omukwano si manyi Nti oyagala anaakuba town Ate, ssi bitabo nti oyagala eyayambala mu gown Ekikulu kufuna fitting Nga mukola sharing Hmmm, caring Real loving Leero ekindeese wano Njagala ebirooto bifuuke physical Leero ekinkoza bino Njagala Man U esambe Arsenal Ekindeese wano (kyoyooyo) Ekintumye nkugambe (kyoyooyo) Ekinkoza bino (kyoyooyo) Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo) Ekindeese wano (kyoyooyo) Ekintumye nkugambe (kyoyooyo) Ekinkoza bino (kyoyooyo) Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo) Nfuna ebirooto Enkumu nga nkuzaalidde eddenzi N'abankwaana Mbakuba ignore saagala bya'bwenzi Mbeera eyo ne nkuba bu picha Naye obudde ne bwanguwa okukya Nze era bwentyo ne nkweresa Baibe nga nkutya Leero ekindeese wano Njagala ebirooto bifuuke physical Leero ekinkoza bino Njagala Man U esambe Arsenal Ekindeese wano (kyoyooyo) Ekintumye nkugambe (kyoyooyo) Ekinkoza bino (kyoyooyo) Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo) Ekindeese wano (kyoyooyo) Ekintumye nkugambe (kyoyooyo) Ekinkoza bino (kyoyooyo) Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo) Ekyoyo ekyoyo Buli lw'ompitako n'onkuba eggwowo Your love is like a reliever Kankuwe omutima onyigenyige Ekyoyo ekyoyo Buli lw'ompitako n'onkuba eggwowo Your love is like a reliever Kankuwe omutima onyigenyige Leero ekindeese wano Njagala ebirooto bifuuke physical Leero ekinkoza bino Njagala Man U esambe Arsenal Ekindeese wano (kyoyooyo) Ekintumye nkugambe (kyoyooyo) Ekinkoza bino (kyoyooyo) Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo) Ekindeese wano (kyoyooyo) Ekintumye nkugambe (kyoyooyo) Ekinkoza bino (kyoyooyo) Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo) Andre on the beat
Writer(s): Nina Kankunda Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out