Songteksten

So it was written So it must be done Woman if you nuh believe in men superiority Then you nuh believe in God man you know? Member, man fi king And woman fi queen Bobi Wine again Don't get too scared Tony Houls and Washington run things Come in Nubian! Ebintu ebimu mu nsi muno biri bwebityo Kubanga by'alina okuba bityo (Lord have mercy) Mukama y'amanyi Kubanga ye yagereka Buli kimu okubeera bwe kityo (a boss) Ng'omusajja ye mwami N'omukazi ye mukyala Buli omu n'amuwa omulimu gwe (hehehe) Omwami afuge N'omukyala agondere Amaka gasobole okubeerawo (yeah man) Ekitiibwa ky'omukyala kwe kubeera ne bbaawe Gw'ayagala era gw'agondera (Preach to them Nubian preach) Amaka olwo gagume N'obufumbo bunyume Ne Katonda kimuwa okusanyuka (That's what I mean) Ebyo byava ku bajajjaffe Adam ne Kaawa Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa Member that all mi women you know} Kati nno bwekiri Kubanga bwe kyali Era bwe kiriba bwe kityo So me I tell dem Kiri mu butonde era nga kimanyiddwa Nti omusajja mu maka y'abeera foundation Omukazi bw'aba ng'agondera bba Ng'amuwulira that is a good combination Ne bw'obeera wasoma okwenkana otya Mu kutebenkeza amaka toleeta education Education eyamba bweru w'amaka Naye mu maka ereeta confusion Ne bw'oba ne ssente ezijjuza tipper Wadde bbaawo talina era ye attraction Ne bw'obeera ng'ofuuse lawyer oba doctor Woman you know you need a likkle submission Ne bw'oba n'ebitiibwa Ebitiibwa n'ebitiibwa Ng'omwami tolina tebikola (Lord have mercy) Osaanidde omanye Kye bayita ekitiibwa Okifuna kw'oyo gwe wafumbirwa (Lord have mercy) Ne bw'oba ng'omusajja yeggwe wa muwasa Wadde n'ennyumba gwe agisasula (Serious that man) Olw'okuba nga ye mwami Ate nga gwe mukyala Erinnya lye era lye likola (Cue cue cue that man cue) Omukyala ne bw'oba ng'olina ebyenkana bitya Era osaanako support oba defence (A Rasta bad praising Arsenal) Omwami ye support ate era ye defence Mukama ye yakikola kityo (yeah man) Ekyo kyava ku bajajjaffe Adam ne Kaawa Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa Kati nno bwekiri Kubanga bwe kyali Era bwe kiriba bwe kityo Baayi baayi baayi... All getta know say God had a plan To put a difference between man and woman That's why He make a man made up the earth And make woman everyday children oh Check inna Bible, man is made Inna di image of God And woman in a man's image That's why me have fi make the world dem know Say if a woman meets a man Dem ah fi give respect remember Woman beautiful man is a warrior Woman powerful man superior Woman expert man is a senior Woman talented man is a genius Woman precious but man is glorious Woman fight still man victorious Woman there but man was there That's why woman is queen and man is a king Ebintu ebimu mu nsi muno biri bwebityo Kubanga by'alina okuba bityo (yes man) Mukama y'amanyi Kubanga ye yagereka Buli kimu okubeera bwe kityo Omusajja ye mwami n'omukazi ye mukyala Buli omu n'amuwa omulimu gwe Omwami afuge n'omukyala agondere Amaka gasobole okubeerawo (Preach to them wise, preach) Ekitiibwa ky'omukyala kwe kubeera ne bbaawe Gw'ayagala era gw'agondera (Sing Nubian, sing) Amaka olwo gagume N'obufumbo bunyume Ne Katonda kimuwa okusanyuka (That's what I am) Ebyo byava ku bajajjaffe Adam ne Kaawa Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa (We must be human you know) Kati nno bwekiri Kubanga bwe kyali Era bwe kiriba bwe kityo Yeah man Member all these you know That everything have a reason you know Say man fi be man or woman fi be man Your father can't be a full man you know Woman fear men Man fear none (laughs) Oh na na (yes man) Bwekityo (That is what I mean) Eh yeah (Lord have mercy) Oh yeah {(re)member} Bwekityo Allow me again say Kiri mu butonde era nga kimanyiddwa Nti omusajja mu maka y'abeera foundation Omukazi bw'aba ng'agondera bba Ng'amuwulira that is a good combination Ne bw'obeera wasoma okwenkana otya Mu kutebenkeza amaka toleeta education Education eyamba bweru w'amaka Naye mu maka ereeta confusion Ne bw'oba ne ssente ezijjuza tipper Wadde bbaawo talina era ye attraction Ne bw'obeera ng'ofuuse lawyer oba doctor Woman you know you need a likkle submission Ekyo kyava ku ba jajja baffe Adam ne Kaawa Kuba mu Adam mwe mwava Kaawa (Make them know Nubian you know) Kati nno bwekiri (Is what I mean you know) Kubanga bwe kyali Member} Era bwe kiriba bwe kityo (Yeah man!!!)
Writer(s): Bobi Wine Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out