Songteksten

Fire baby Yegwe mukwano sikuleka ndayira Swangz Avenue (Andre on the beat) Omukwano gwono gunkuba nga mwenge Gukutula n'enyingo Gutomeza n'ebisenge I'm too addicted to him alinga sente Taliiko na expiry date Buli kaseera njagala mbe bwenti Jangu (Come closer) A little bit closer baby Sembera (Come closer) Wameza n'ekyejo Sijja kuba eno (ooh) Njagala kuba eyo (aah) Nteka eyo (ooh) Awo (aah) Sijja kuba eno (ooh) Njagala kuba eyo (aah) Nteka eyo (ooh) Awo (aah) If you're the president am the first lady (My love.) If you di king. Me I'll be I'll be the queen (My love.) My baby you me composer (composer) Inna di music you di composer (composer) Inna my melodies you're di controller Yegwe piano yegwe string guitar Jangu (Come closer) A little bit closer baby Sembera (Come closer) Wameza n'ekyejo Sijja kuba eno (ooh) Njagala kuba eyo (aah) Nteka eyo (ooh) Awo (aah) Sijja kuba eno (ooh) Njagala kuba eyo (aah) Nteka eyo (ooh) Awo (aah) Guno omukwano ngufiirako ndayira Yegwe mukwano sikuleka ndayira Ono owange simuleka ndayira Ono owange yansanira Guno omukwano ngufiirako ndayira Ono owange simuleka ndayira Ndayidde simuleka ndayira Ndayira Omukwano gwono gunkuba nga mwenge Gukutula n'enyingo Gutomeza n'ebisenge I'm too addicted to him alinga ssente Taliiko na expiry date Buli kaseera njagala mbe bwenti Jangu (Come closer) A little bit closer baby Sembera (Come closer) Wameza n'ekyejo Sijja kuba eno (ooh) Njagala kuba eyo (aah) Nteka eyo (ooh) Awo (aah) Sijja kuba eno (ooh) Njagala kuba eyo (aah) Nteka eyo (ooh) Awo (aah)
Writer(s): Winnie Nakanwagi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out