Songteksten

Abantu balina obulumi Emitima jikaba mulimu amaziga Aseka nolowoza ssanyu Naye nga munda mulimu amagwa Buli omu wali wanyiga Era nage akuyimbira nina ebyange Naye tebiyigula ttama Kaninde Yesu Ebizibu bye nsi eno gyendimu yabisibola Bulikimu yakiyitamu era amanyi Embeera gyendimu Ye kamulinde alinda Ebizibu bye nsi eno nze mbiwangule Ebintu ebitusumbuwa Era nabasoka byebyabasumbuwa nga Ebizibu bimanyi okweyisa Nojula no okugwa eddalu Nga nga teri awondera Nze obudde bwabyo bwambula Ne mbikwassa omutonzi Yamanyi ebyange era tebiyigula ttama Waliwo ensi gyeyasubiza Bweyali agenda mugulu ndirabantya lwalidda Ebituteganya nga bikomye Anzigyeko omubiri gunno oguvunda ampe omujja Amaziga gakoma wano Kuba era ndimugenyi nine ewaffe Era Yesu wange gwe ninda
Writer(s): Segawa Andrew Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out