album cover

Banyabo

18 076African2017
album cover
00:00
03:40
00:00
03:59
Ostatnie 7 dni
Banyabo był najczęściej odkrywanym utworem w czasie około 20 sekundy do w ciągu ostatniego tygodnia

Tekst Utworu

.1
Azuukuka mu nkoko akeera nnyo ma
Akola akOowa nnyo
Alina okulabirira abato...(Abaato).
Sukulu fizi okusoma ne bitabo
Olusi tebalina
Nga ne kyokulya Okukifuna baguba
Yatetenkanya yayiya
Ebyensula ko nebyokula
Omukyala.
Basirika mmmh baguma banyigirizibwa
Eeeh bakola ...
Independent woman,
African woman heee,
Aaah omukyala.
Singa si mukyala... singa sasoma
Singa... aaa singa sayiga singa si mama we.
Singa as kuula singa.aa
Singa si mukyala... singa sasoma
Singa... aaa singa sayiga singa si mama we.
Singa as kuula singa.aa
2.
Ateebereza ngaali lubuto. akabanga kawanvu Ku hospital.
Nga nezirinyawo tazirina...
Natambulawo...
Sinakindi azaalidde Kukubo
Nga tewali ayaamba... naguma ye nnyabo.nnyabo
Baguma... bagumira bingi... nnyabo
Olugendo lwo kukuza omwana .ngaluwanvu.
Nnyabo...
Baguma... nnyabo. banyikivu.oooh bakola,
Beebakyala.aa senga... singa.aa.ooh singa.
Singaaaaaa... maama... weeehee.
Singa sasoma. beebe (singa sayiga) singa si maama we.singa sakuula singaaah .
Singa si mukyala... singa sasoma
Singa... aaa singa sayiga singa si mama we.
Singa as kuula singa.aa .
3.
Alenga muwogo ku ngundo... tufuune. sukullu feezii...
Nolusi akoma nga tafunye yaddee. nnyabo.
Ebyewaka byona yabiimala. okwambala saako ne ddwaliro...(aaa) maama. anyiikira nnyo. nnyo...
She is so hard working. and mankind...
She is a woman Of integrity... amother.(nnyabo) omukyala... my maama.(eeh).my mama.
You're my stara.h.
Singa si mukyala... singa sasoma. eeeeeeeehh
Singa... sayiga eehlee mamawe mamawe. singa sakula.mama we.le. yelelehe. Yelelehe eelele lelele singa sa.soma(lelele) singa sayiga.lelehe mamaa singa sakuula maama.maama maama...
Written by: Rema

Stopka Shazam

Wybierz język:
Google Play Store
Apple App Store
Chrome Web Store
Galaxy Store

Obserwuj nas

Loading...