Tekst Utworu

Gwe weeyagale n'omuntu wo Chosen Blood Neeyagala na muntu wange Spice Diana Weeyagale n'omuntu wo alo Eli Arkhis Music Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo ho! Kuba tumanyi gye tuvudde Era tumanyi we tutuuse Okunyiiga tukuzza bbali ne tukwatagana Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Gwe weeyagale n'omuntu wo eyo Neeyagala n'omuntu wange Weeyagale n'omuntu wo alo, oh babe Omulungi muwe okutu Face ye gyetimbe nga tattoo Tomucanga ng'amatatu Tomusuula ddalu Ojjukira lwe wanyiiga n'ovuma munno? Ojjukira luli lwe walangira munno? (n'omulabisa) Sso ate bwe walwala wajjanjabwa munno! Jjukira amaziga ng'okaabira munno (Nti osanga akiiwa) Kati osazeewo okusanyuka ng'osanyuka ne munno Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Oh baby Tweyagala nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amakulu agali mu bufumbo Twekuuma nnyo era tetuli na ku bigambo Ffe tumanyi amasanyu agali mu bufumbo, yeah eh Gwe weyagale n'omuntu wo eyo Neeyagala na muntu wange Weeyagale n'omuntu wo alo Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Nkusaba weeyagale n'omuntu wo Nina baby wange Mugabane ne ku bintu byo Muwa n'ebintu byange Route Music
Writer(s): Namukwaya Hajara Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out