Tekst Utworu

Aroma Crouch Love y'emeza obubakobakko Enkute n'embugubugu enjaze ku lujjo Enkute butaaba nga padlock Endiko enkulukuta nga mazzi ku kko Ondi ku lussebenju lw'enkona Onkutte mu kawompo mu nsonda Ku mutima onkalambala ssanja Nga azaala luberye onjoyesa ga byenda Eh! Nze gyira omale ekiwejowejjo Kuba obusana ffe eno bwa kekwa obuyuba kendo N'obudde buntamye! Oliwa? Omugogofu ndibasa oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa? Oliwa? Omugogofu ndibasa, oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa? Wandoka kalanami, wansona njuru Oli mazzi ga nsuwa ng'akaloosa kagawoomya Onjoyesa oluwombo lw'empafu Love weeba manda ndera neme osiriira Wameramera bukookowe Ontudde ku jjoba, ombwatula ng'enje Mu mutima wakukula nyenje Oli muli mu musayi gwange mwewakajjala ompaga Nze n'ebilooto bintamye! Oliwa? Omugogofu ndibasa oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa? Oliwa? Omugogofu ndibasa, oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa? This is reality Mpulilamu insanity Tonzija mu target Ah wah me say Ombalileko mu wallet Tonzija mu bajeti Ndi kyabugagga asset Me ah say Love y'emeza obubakobakko Enkute n'embugubugu enjaze ku lujjo Nze gyira omale ekiwejowejjo Kuba obusana ffe eno bwa kekwa obuyuba kendo N'obudde buntamye! Oliwa? Omugogofu ndibasa oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa? Oliwa? Omugogofu ndibasa, oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa? Oliwa? Omugogofu ndibasa, oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa? Oliwa? Omugogofu ndibasa, oliwa? Eki-love tekiyiika mu ttaka Kuba kiboobeze nkifumbye mu nsaka Oliwa?
Writer(s): Aroma Muzik Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out