Tekst Utworu

Kale maama No, no, no (kale maama) No All that I want, is another baibe And all that she wants, is another baibe (Sheebah ushan ban dat) Nga nakwagala n'omutima gwonna Laba omutima nogumenya gwonna Gwe wankyaaya ne love yonna Nakukyawa n'omutima gwonna (Watch this, kale maama) Nakufujja, sisobola 'kumila malusu nagawanda Bweba nga ekyokolo, bajijja ku chupa yayo Ng'embwa eyayayuka eyava ku makama waayo Eyo tuveyo eyo kati navaayo, wafuuka byaafayo ebyabaayo Ne namba yo najeerabira, nabisiimula byewankola nabyerabira Naye si lyerabira, omukwano ogwali amata gaafa Owaana yayonona mu pamper Glass mu onyweera yayatika Kati watuula ku bbomu eyatulika Kati obiwundu nayize nze n'okubyenyiga Nakuwonna gwe wali just kano kasenyiga No no no no (kale maama) Show dem dat (kale maama) Nga nakwagala n'omutima gwonna Laba omutima nogumenya gwonna Gwe wankyaaya ne love yonna Nakukyawa n'omutima gwonna Nga nakwagala n'omutima gwonna (kale maama) Laba omutima nogumenya gwonna (kale maama) Gwe wankyaaya ne love yonna (kale maama) Nakukyawa n'omutima gwonna (kale maama) Nawandisa ne pencil ku ndaganno yo'mukwaano Nenfuna rubber n'ebisangula (level) Nasigaza biwuundu Eby'enkwagulo ku'mutima ze wankwagula (yes) Bintu ebimu gwe byakulema obikwasaganya (wulira) Wadde nagezaako otegateganya (wulira) Wasala ne border kati oli kenya otunenya (Artin on the beat) Nvaako biveko ebyo Enkoko yo yabuuka okuva 'mikono gyo Sikyabalibwa 'mikwano gyo Nze nakukyawa nenkyawa ne mikwaano gyo (yes) Empisa zo zankyusa nyo (oh yes) Nga nakwagala n'omutima gwonna Laba omutima nogumenya gwonna Gwe wankyaaya ne love yonna Nakukyawa n'omutima gwonna Nga nakwagala n'omutima gwonna (kale maama) Laba omutima nogumenya gwonna (kale maama) Gwe wankyaaya ne love yonna (kale maama) Nakukyawa n'omutima gwonna (kale maama) No, no, no, (ushan ban dat) No (kale maama) All that I want, is another baibe (what? Ushan ban dat) And all that she wants, is another baibe, hmm And all that she wants, is another baibe
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out