Tekst Utworu

Hmm! Hmm! Hmm! Hmm! Hmm! Hmm! Hmm! Dicotyledonous Hmm! (We're Fresh) Yegwe ekibala ekyavirako Adam okukemwa Kaawa (oh oh!) Wandiba gwe Eden nga Mukama yakitukweka Ebibala byo byabala buli abiraba atenda baaba (oh my God!) Ngezezako okukwewala ne bwenekweka er'ononya Kuba ebbuba, simanyi kulifuga Bwe nkulaba n'omulala ne nkutuka Ne bwemba mu shoot ombinusa Nkoko ya mutamiivu nkeesa lukya Ebinyuma, gw'amanyi okubikola N'ebitanyuma era obinyumisa Akamwenyu, oh mwenyezamu Oh yeah Njagala nkwerabize bali abaasoka Beera nange bwetwata ekyama Njagala nkwerabize bali abaasoka, yeah Beera nange bwe twata ekyama Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer (o le le) Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer (o le le) Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer (o le le) Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer Engeri gy'okabala otyo tekabalwa balala Eno etaka gimu ebibala subira kunoga, yeah Bw'olibiryako, toliyoya walala Kano kafe che, darling kakuume nga kyama, yeah Oli kitundu ku nze Nekute ku gwe Ningang'atamidde Love yo endaludde, endaludde Kuba ebbuba, simanyi kulifuga Bwe nkulaba n'omulala ne nkutuka Ne bwemba mu shoot ombinusa Nkoko ya mutamiivu nkeesa lukya Ebinyuma, gw'amanyi okubikola N'ebitanyuma era obinyumisa Akamwenyu, oh mwenyezamu Njagala nkwerabize bali abaasoka Beera nange bwetwata ekyama Njagala nkwerabize bali abaasoka, yeah Beera nange bwe twata ekyama Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer (o le le) Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer (o le le) Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer (o le le) Ekyama ekyama (o le le maama) Slay Farmer (o le le) (Ole le maama) Slay farmer (ole le) (Ole le maama) Slay farmer (ole le) Oli kitundu ku nze Nekute ku gwe Ningang'atamidde Love yo endaludde, endaludde
Writer(s): Sempijja Emmanuel Kusasira, Sseguya Moses Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out