Kredyty
PERFORMING ARTISTS
Ronald Alimpa
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Ronald Alimpa
Songwriter
Tekst Utworu
Eno Esawa yakusala musango
sawa yakusala musango
Kuba wagukola wali emilyango
Silina buyinza sili Katonda
Nkowola abatuze bakuno mwena
Mujje mu Kooti Eno eyemilyango
Siyombye buyombi nkubye Kalango
Tujulire bano ababanzi
Befudde abatuze bakuno nga naye
Embera ebatwala
Akataka bakatutte
Enyanja bajisinze
Bwoyogera amazima Ensi ekula bwekinyuma
Naye abandi batubye
Yiiii Mummy Uganda
Omwoyo Gwegwanga gunuma
Abawambibwa obwerere kinuma
Abasibibwa obwerere kinuma
Abafira Obwerere kinuma
Amalwariro ge Uganda ganuma
Basawo Be Uganda banuma
Omusala gwomunyoto gunuma
Bakadama bebulaya banuma
Mupila gwe uganda gunuma
Bitone bye uganda binuma
Esonoma yayo nayo enuma nze
Kusosolwa mawanga kunuma
Bafere mu Uganda basuse
Eno Esawa yakusala musango
sawa yakusala musango
Kuba wagukola wali emilyango
Silina buyinza sili Katonda
Nkowola abatuze bakuno mwena
Mujje mu Kooti Eno eyemilyango
Siyombye buyombi nkubye Kalango
Tujulire bano ababanzi
Subi lya Ugandaa ligenda
Ababba Enyo Ani Abasasula
Abali bengu nzi Mujebale
Abatunda Fake eyo mwebale
Mabanja Mu Uganda gasuse
Tukoze tya Okujiza mu nkola
Eno Esawa yakusala musango
sawa yakusala musango
Kuba wagukola wali emilyango
Silina buyinza sili Katonda
Nkowola abatuze bakuno mwena
Mujje mu Kooti Eno eyemilyango
Siyombye buyombi nkubye Kalango
Tujulire bano ababanzi
Zivugga
Written by: Ronald Alimpa

