Tekst Utworu

Aligamba nababulako bakube obulango Naye nga wa Nali kitabo Kiri open Kyebalina okusoma tebaasoma Nga buli w'onkwaata weyagala Olweyagala sirwakuno Nga kyeweekakasa onsobola Gwe angondereza okira pillow Nga ndimumikono gyo Mba wakukuba party ku mikolo gyo Eeh ng'omukwano gwo gweguliko Osweetizer omutima gwange wasalako Mpozi nekirara Tonva ku'mutwe guno Nkujjukira (leta wano) Engeri gyewakwatamu omutima yanjawulo Nkujjukira (leta wano) Nz'ondowozesa tonva ku'mutwe guno Nkujjukira (leta wano) Nina Tattoo ya'fesi yo ku'buwongo kuno Nkujjukira (leta wano) Engeri gye'wakwatamu omutima Ya'ngeri ndala Lusuku lwange lwambala Omanyi ne'mami yanjula colour Nz'okunyumako, sisooka kwambala Wabula nataama I know you know de grama De wa mato watle whiner Tetuli ba miner Ka love dance finer You're sika fi di when me whiner Sikuma muliro Tondyaamu lukwe Ka'kibe kyooja mumiro Cast a fire Sikuma muliro Kakiss ku'lips obutalya muziro Maso taala ag'amulisa mu biro Nze gyotali tebantuma bantume gyooli Nebwesiva munfo Kuba Tonva ku'mutwe guno Nkujjukira (leta wano) Engeri gyewakwatamu omutima yanjawulo Nkujjukira (leta wano) Nz'ondowozesa tonva ku'mutwe guno Nkujjukira (leta wano) Nina Tattoo ya'fesi yo ku'buwongo kuno Nkujjukira (leta wano) Wansoma Nga buli w'onkwaata weyagala Olweyagala sirwakuno Nga kyeweekakasa onsobola Gwe angondereza okira pillow Nze gyotali teb'antuma b'antume gyooli Eyo beats Pon De beat in a coffee shop Ebirala batwaale bandekere gyooli I don't wanna drink this in a dirty cap Kneel down Tondyaamu lukwe ka'kibe kyooja mumiro Cast a fire Sikuma muliro Kakiss ku'lips obutalya muziro Nga ndimumikono gyo Mba wakukuba party ku mikolo gyo Eeh ng'omukwano gwo gweguliko Osweetizer omutima gwange wasalako Mpozi nekirara tonva ku'mutwe guno Nkujjukira (leta wano) Engeri gyewakwatamu omutima yanjawulo Nkujjukira (leta wano) Nz'ondowozesa tonva ku'mutwe guno Nkujjukira (leta wano) Nina Tattoo ya'fesi yo ku'buwongo kuno Nkujjukira (leta wano) Wansoma
Writer(s): Nkwanga Geoffrey Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out