Tekst Utworu

Wandaga ekisa bwewafira munonyi Yesu ayi kitange Omusaraba bali bagubajira nzee... Yesu wanda ekisakyo Emigo gyo jali mingi nejiyuza omubiiri Yesu ayi kitange Emisumari jali minene nga miwanvu nyoo Yesu wandaga ekisakyo Wandaga ekisa bwewafira munsonyii Bwewafaa munaku ng'olibwerere Wasasula ebanja nali sisoboraa... Yesu kankuyimuse. Emigo gyo mwemuri edagala erimponya... Yesu ayi kitange Omusayi gwo gwenaba nentukuzibwa... ooh Yesu wandaga ekisakyo Wandaga ekisa bwewafira munsonyii Bwewafaa munaku ng'olibwerere Wasasula ebanja nali sisoboraa... Yesu kankuyimuse. Omusayi gwo gemanyi agagula nzee Omusalaba gemanyi gange ag'obulokozii... Biwundubyo kyekisa ekyatuzawula Yesu kankuyimuse... Wandaga ekisa bwewafira munsonyii Bwewafaa munaku ng'olibwerere Wasasula ebanja nali sisoboraa... Yesu kankuyimuse.
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out