Tekst Utworu

Topapa nyiiga Mpa ku mattu mpuliriza nteesa Ensonga ezili muwenja Nsiibayo nkola era olumu nkeesa Ng'eyakubwako ekyeeya Bwofuna akukiinako ddala onywera Gun'omukwano nyweza Sitelebuka kabantege ffeeza Dear mukwano wotoba Nebwobabuuza nze silekera kuwaana Mbagamba tolina wakukyaama Wadde nga wankutila nkikue nga kyama Dear mukwano wotoba ahh! Silekera kubuuza Singa omanyi no byendi mukupulaninga mmh mh! Ninze budde bwoka (Ehh-he eh-he) Nsaba kimu bulamu Bulamu,bulamu bwoka Bwetuba balamu Ebisumbuwa biggwa Nsaba kimu bulamu Bulamu,bulamu bwoka Bwetuba abalamu (abalamu) Ebisumbuwa bigwa Njagala gukule Gukule, omukwano gwaffe Njagala batwe nyumireze ngamu Abato ne bakadde baffe Njagala nguleyo akate bakukamile ottuta Njagala tuzimbe kalina Njagala muwalimu aje atulombere edduwa ahh! Ob'omusumba atuuyigirize osaba Dear mukwano wotoba Nebwobabuuza nze silekera kuwaana Mbagamba tolina wakukyaama Wadde nga wankutila nkikue nga kyama Dear mukwano wotoba ahh! Silekera kubuuza Singa omanyi no byendi mukupulaninga mmh mh! Ninze budde bwoka (Ehh-he eh-he) Nsaba kimu bulamu Bulamu,bulamu bwoka Bwetuba balamu Ebisumbuwa biggwa Nsaba kimu bulamu Bulamu,bulamu bwoka Bwetuba abalamu Ebisumbuwa bigwa Nsaba kimu bulamu Bulamu,bulamu bwoka Bwetunaba n'obulamu Yeeee ah iiiiyyyyiiiii Nsaba kimu bulamuuuuuuuu (yea ahh) Wetuanaba n'obulamu Ebitusumbuwa bigwa...
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out