Teledysk

Sheebah x King Saha - Empeta
Obejrzyj teledysk {trackName} autorstwa {artistName}

Kredyty

PERFORMING ARTISTS
Sheebah
Sheebah
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Sheebah
Sheebah
Songwriter

Tekst Utworu

Gira, baby gira oleete empeta Buli koona mba mpeta Banyiiga ate nze nseka (uh) Baur Baby gira, baby gira oleete empeta Nze mu koona mba mpeta Banyiiga ate nze nseka (eeh) Sabula Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono omuwala ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono guy ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote Baali kkumi naye ono gwe nalonda, hmmm Bonna baali balungi naye ono gwe nasiima Atunula bulungi omwana gwe nalonda Oh ne nsalawo girl oli mutwale, anyway Gira, baby gira oleete empeta Nze mu koona mba mpeta Banyiiga ate nze nseka, uh Baby gira, baby gira oleete empeta Nze mu koona mba mpeta Banyiiga ate nze nseka, eeh Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono omuwala ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono guy ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote Nsanyuse nnyo kuba nfunye omubeezi Omwana anambeesabeesa anamponya Abakuuzi Ssibalimba bankudde nnyo kati nfunye Ekituufu Ka mutwale ewange nze mulage amapenzi Alina ekirungi tabulwa bateesi Ono omwana njagala mwagale munyiye Abateesi Kamutwale gwe kiruma antwale ku poliisi Oh maama physically fit laba ki baby face Anyway nsanyuse Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono omuwala ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono guy ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote Yes, alina figure ne face Nze namulabye ng'akubye evening dress Bwe mugambako nze mbeera sikoze offence Unless, kamugambeko incase Tunuulira figure angalia baby face Amukwatako nze mutwale ku poliisi Baby oliko ka baby face Olimu ebitambuza ensi Gwe sukaali mu ka chai Nkuba empeta walaayi Mpeta mpeta muwase akimanye N'abateeka bateeke kibanyige Kibanugune, kibanigine, kibadugude Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono omuwala ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote Ka mukube empeta ebyenda bibeetokote Ono guy ka mukube empeta Ebyenda bibeetokote tokoto tokote
Writer(s): Nelly Trussler Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out