Teledysk

SIMANYI - OLISHA M (OFFICIAL MUSIC VIDEO) LATEST UGANDAN MUSIC 2024
Obejrzyj teledysk {trackName} autorstwa {artistName}

Kredyty

PERFORMING ARTISTS
Olisha M
Olisha M
Performer
Owenam
Owenam
Performer
Dokey
Dokey
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Owenam
Owenam
Songwriter
Dokey
Dokey
Songwriter

Tekst Utworu

Obulungi bwono bukutudde minzaani za balungi (ayayayaya) Olisha M Nessim Pan Production Omukwano gwo gunsiiwa kyapambalasi Nzena nzena gwansalasala bwogi bwamakansi Ninye kigenda maaso naye era gwo gunyiga reverse Bukambwe bwa nsanafu ndi muyizi mu class Bikola, onkyamula, bimala nebwesirya nzikuta Nzena njebye mpuunze Obulungi bwono bukutudde minzaani za balungi (ayayayaya) Okuva bwenakimanya nti nkwagala omukwano gwajja munji Naye ki kyewandisa? Simanyi Ki kyewanywesa? Simanyi Abantu bebuuza, simanyi Nange mbadamu nti simanyi Ddala ki kyewandisa? Simanyi Ki kyewanywesa? Simanyi Abantu bebuuza, simanyi Nange mbadamu nti simanyi Alinga bwewalunjiwa mu Uganda yambula mpozzi ewalala Obizza nabalungi abalala nze temunenya munte Mundaba sitelera ndikukyookya Leero ndumaze mbala lwankya Nga tebereza bwanakomawo ate butya bwetunaba Omukwano gunyuma, wama abagulimu munjuliira Nze mundeke sikwekoza Gwe kubya akafananyi nga gwenze onsasile, onsasile eeh eh Naye ki kyewandisa? Simanyi Ki kyewanywesa? Simanyi Abantu bebuuza, simanyi Nange mbadamu nti simanyi Ddala ki kyewandisa? Simanyi Ki kyewanywesa? Simanyi Abantu bebuuza, simanyi Nange mbadamu nti simanyi Gwe oli ma baby sometimes kyenva nkuweeka Oyokya nga chai osaana kagaati ndi Baker Obulungi bwono bukutudde minzaani za balungi (ayayayaya) Okuva bwenakimanya nti nkwagala omukwano gwajja munji Naye ki kyewandisa? Simanyi Ki kyewanywesa? Simanyi Abantu bebuuza, simanyi Nange mbadamu nti simanyi Ddala ki kyewandisa? Simanyi Ki kyewanywesa? Simanyi Abantu bebuuza, simanyi Nange mbadamu nti simanyi
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out