album cover
Ndeese
1566
Country Gospel
Utwór Ndeese został wydany 9 maja 2026 przez Stream Of Life Choir jako część albumu Ndeese - Single
album cover
Najpopularniejszy
Ostatnie 7 dni
00:50 - 00:55
Ndeese był najczęściej odkrywanym utworem w czasie około 50 sekundy do w ciągu ostatniego tygodnia
00:05
00:15
00:30
00:40
00:50
01:25
01:35
01:55
02:35
02:45
03:45
00:00
03:55

Tekst Utworu

Sembera
Owulire obubaka bwa leero
Bulimu okununula
Aaah…
Yanguwa
Ono gwenkuwa Leero
Abeerawo Lubeerera
Aaah…
Abeere Etabiro
Mu keememula mu kiro
Ne mu nnaku etayosa
Aaah…
Obulamu mwatali
Tumuli kalimu ndabamu kyoka nnaku nsaa..
Aaah….
Ndeese
Ono yayawula okufa n’obulamu
Ndeese
Abiwandiika era n’abikola
Kwata….
Ku musaalaba gwo olabe w’obiwona
Byona ebyo
Mu ono gwendeese
Ndeese
Ono yayawula okufa n’obulamu
Ndeese
Abiwandiika era n’abikola
Kwata….
Ku musaalaba gwo olabe w’obiwona
Byona ebyo
Mu ono gwendeese
Eyakwagala okuva eda ne dda
Gwe nga tonamumanya
Gwendeese mwanguwe ngenda
Gyangu nebizibu byo bireete
Okweka ki kale gwendeese amanyi byonna
Tubagambye amazima gona
Bwababuuza temutwegaana
Tumugase mu nnyimba zaffe
Tumuyimbeko mumanye mwena
Eyakwagala okuva eda ne dda
Gwe nga tonamumanya
Gwendeese mwanguwe ngenda
Gyangu nebizibu byo bireete
Okweka ki kale gwendeese amanyi byonna
Tubagambye amazima gona
Bwababuuza temutwegaana
Tumugase mu nnyimba zaffe
Tumuyimbeko mumanye mwena
Ndeese
Ono yayawula okufa n’obulamu
Ndeese
Abiwandiika era n’abikola
Kwata….
Ku musaalaba gwo olabe w’obiwona
Byona ebyo
Mu ono gwendeese
Written by: Muwanguzi Hope
instagramSharePathic_arrow_out􀆄 copy􀐅􀋲

Loading...