Letra

Believe it Yeee Anest pan beat Ooh No Shoo Njagala ebirungi bikusange wotudde Njagala nkulise ngange kyendidde Onsula ku bwongo Onsiiba ku mutwe This kind of loving that I got Oooh yes Twatoba entalo nyingi twaziyitamu Banji banaffe abasigalayo Twazilwanako Twaziyitamu All because of your strength Oooh yes Njagala nkuwe byenina onyumirwe Otuule mukatebeko osilike Gwe kyabugagga kyenina mu nsi Kankukube ne'mpeta ojooge Ogenda kunfumbira Ogenda Ogenda kunzalila Ogenda Jukira nakusuubiza Ogenda Nzuno leero nsaba Ogenda Ogenda kunfumbira Ogenda Ogenda kunzalila Ogenda Jukira nakusuubiza Nzuuno leero nsaba Okimanyi bulungi gwe'omulwanyi My ninja Ontambulira muli Eyo munda Kunze oli sensor osensinga ne danger Yo Nkutwala mu promised land Nga oyo gwensiimye Mikwano ejitakugasa Gyesaleko Mirimu gyonkolera Gyebareko Sembera eno ondabeko Nze mu mutwe nfunamu ka distortion Lwesikulabye sibeera na solution Ntambudde nembuna amawanga Nga silaba akwenkana Njagala nkuwe byenina onyumirwe Otuule mukatebbe ko osiliike Gwe kyabugaga kyenina munsi Kankukube ne empeta ojooge Ogenda kunfumbira Ogenda Ogenda kunzalila Ogenda Jukira nakusuubiza Ogenda Nzuno leero nsaba Ogenda Ogenda kunfumbira Ogenda Ogenda kunzalila Ogenda Jukira nakusuubiza Nzuuno leero nsaba Njagala obinambuze nga Tugolole ebyakyama Wolaaba watatuuka Awo woba okyusa Vuuga straight toweta Towaaba nga tonatuka waaka Nange alarm njiteze sebaaka Njagala ojje nga nkyatunuula To Ratigan you are the best Babe never hesitate I'll provide all the bread Pallaso gamba (Spit Fire Seh) Nina omukwano munji Nebyentegese binji Omwana wa bandi Njagala nkusanyuse nga bambi Nze silivaawo (No no) Sili Kyuuka (No no no) Ndayiila sili kukyawa (Yeee) Yambala nga empeta Ogenda kunfumbira Ogenda Ogenda kunzalila Ogenda Jukira nakusuubiza Ogenda Nzuno leero nsaba Ogenda Ogenda kunfumbira Ogenda Ogenda kunzalila Ogenda Jukira nakusuubiza Nzuuno leero Nsaba
Writer(s): Raymond Ssali Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out