Letra

Oh baby eehhh Obulamu bunyuma kudigida Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo! Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo Nakedde ku makya ndi kwambala kasuuti Nenteekamu akasati, nenfulumira mu kakooti Bino bigenda eli parliament, governmenti, naye si bya bufuzi Nti ewaffe tepowa, banage tukola, tukazana, tukikikana naye teziwera Anti olw'egulo bwebuziba, ah ah, awo obusimu nga tukuba Nga mbuuza ba buddy wa bwekiriba, eh eh! Anti mu kindongo, style z'abadongo Ebintu by'abadongo, tugenda mu kindongo,eh eh Obulamu bunyuma kudigida Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo! Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo Tuba mu kikiri nga tusize zi pocket Mu kikiri red carpet, buli naku ebeera weekend Muntu ku muntu nga kikute akati nga twetala, Tukirako bikeneme ku sukaali Mu alaali, bino bya alaali... gwe nolaba empako Netulya mu ndago, banyenya wato Nze, mbeera eyo mudongo, abaana besala Ebintu babyesaza kalyonzo Bateekamu engatto za kakondo, bazina amazina Buli kakodyo, buli musono Obulamu bunyuma kudigida Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo! Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo Da da da dance, da da da da da da dance Dem call me Kalifah, monster, nash wonder Party we ah party, party on a Saturday, Kangule ngunywe abanywa, mutumye ne kumwenge (GO Baby, go go go baby yeah) Agali binjole, agali binjole,mama agali binjole Labayo ng'azina, labayo bwazina, zina, eh eh! Labayo ng'azina (GO Baby, go go go baby yeah) Agali binjole, agali binjole, style z'abadongo, Ebintu by'abandongo (GO Baby, go go go baby yeah) Bankubira nga endongo, munsange mu kindongo Tusange mu kindongo Obulamu bunyuma kudigida Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo! Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo Obulamu bunyuma kudigida Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo! Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo Ngenda mu kindongo, style z'abadongo, obugoye bw'abadngo (Go baby, go go go go baby yeah) Abaana b'abadongo, nze ndi wakidongo, Mwana wa kindongo, eh eh!(Go baby, go go go go baby yeah) Wadde landlord abanja, Wadde kawunyemu gyali (Go baby, go go go go baby yeah) Kigaana mu kimala naye gumya, oyitangayo! Instrument
Writer(s): Sadat Mukibi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out