Letra

Tugende yo omwana Gyabela Tugende yo owange Gyabela Tugende yo Omwana Gyabela Tulabe Nabakulu abamuzala Tugende yo Omwana gyabela Tugende yo omwana Gyabela EEEEhhhh Gyabela Tugende yo Omwana gyabela Baby olaba otya bwetugaziya ensalo Ekintu kyaffe netukisa ku level Tukikole official tu kijemu evako Gira gira tugaziye omukaggo Tuve mu kiwundo kikubye edirisa Ewaffe bakwagala bitya mpulira Juuzi nagenze mbalire mu Nga yona yona eyo bakoona mu Ebigwanizo obilina osaana mpetta Emikolo Gyange gyo njimala Ninze wamwe batuwe olunaku Mugumbya yaguzze dda nekanzu Agenze mbuga funa baluwa Senga Mutiini alemede ku songa Musoke Kyazze Jemba Bampaga Nga Lwaki omwana simukuba mbaga Tugende yo omwana Gyabala Tugende yo owange Gyabela Tugende yo Omwana Gyabela Tulabe Nabakulu abamuzala Tugende yo Omwana gyabela Tugende yo omwana Gyabela EEEEhhhh Gyabela Tugende yo Omwana gyabela Glory Glory to the Most high For he gave me a good man Eno sikya toma toma yeah Glory to the Most high Will Love you till I Die Baby sijja Kwosa Kwosa yeah Fekka Tunyumirwa obulamu fekka Baby abamuloga tatekka Ekintu kyaffe twakiluka nga mukekka Yempetta and no break up Ehh silaba aluletta you know you risin up my temperature Me know yo realer and no faker, Shaaaaaaaaa Tulabe nabakulu abamuzala oyo Tugende yo omwana Gyabala Tugende yo owange Gyabela Tugende yo Omwana Gyabela Tulabe Nabakulu abamuzala Tugende yo Omwana gyabela Tugende yo omwana Gyabela EEEEhhhh Gyabela Tugende yo Omwana gyabela Leero nsazewo baby teli ankasse Nkyalinda ki mubyona byondaze Tugende muba kulu bakunkwase Nesiimye nfunye owe wange Entekateka zona zawedde Kasuzze katya eno bwakedde Twolekedde wabwe wamugole Afuse wange mubutongole Tulabe nabakulu abamuzala oyo Tulabe nabakulu abamuzala oyo Tulabe nabakulu abamuzala oyo
Writer(s): D-lux, Ibrahim Lwanga, Moses Nsubuga, Priscilla Zawedde, Ssekajja Marrick Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out