Vídeo de música

Mulilwana
Veja o vídeo de música de {trackName} de {artistName}

Letra

Mmm mulirwana Oli kumutima ogukabya Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana) Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana) Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana) Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana) Ndowooza kyolinda you want to see me on my knees Kyewesunga to wake me, crying pleading for your love My neighbor, I shout it louder Njagala obe my lover Obadde my sweet neighbor Kati njagala nkyatule, lwesikulabyeko obwongo bwesera Tomagamaga, nze akwagala (hey! Mulirwana) Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana) Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana) Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana) Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana) Mulirwana, afazali mpayo omwana Anakufanana, olaaba otya mama! Buli kiro ewaka eyo ngungumuka nga ndaba ndi kukalaba Ontadde kuli ninze kutugumbulwa kyoka okikola okabba Nze nali nsirise nga ninze okole omutima gwo kyegwagala Nga manyi, lulibalumu newekubba negunjagala Kati wayise akabanga, eh eh eh akabanga Ne nsalawo nzijje nkikwatulire eh, baby Mulirwana okiraaba Nkugamba olinga atandabba Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana) Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana) Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana) Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana) Onsomozza onsomozza lwaki ontankula Obuwowo, bwokera okusikka lwaki obunsindikira Okera kwanika ngoye zo ng'okimanyi kwenatukira Obuwowo bwewekuba mba ndi awo ne bunsensera Ne ewatasana buyimba, mpulira oyimba Lwaki mulirwana ononya (heey) Wansazza ne mu swala nze sirikusonyiwa (eh!) Buli lwempita erinnya lyo, ki face yefunya? Mulirwana, bwendilaaba akufanana sirikudira Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana) Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana) Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana) Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana) Ooh! Mulirwana (lwaleero mulirwana) Omutima ogutwala (lwaleero mulirwana) Laba ntuse nokulwala (lwaleero mulirwana) Oyongera kubaala (lwaleero mulirwana)
Writer(s): King Saha Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out