Vídeo de música
Canções semelhantes
Créditos
COMPOSITION & LYRICS
MANSON KAKOOZA
Songwriter
Letra
Bino ebizibu byempitayatimu mwatu tebitela nakulinda
Nga ate nkwaagala lubelera mu matulutulu nze sirikyuusa
Nebwekiba kiffi nga kya mpanga mukwano tojula nga
Kano akatono kenina rina rina
Tukagabane nga
Mukwano ka tugabane
Ebirijawo okutulemya tubireke nga
Oba kubyenenya tubyenenye
Kuba omukwano gwange nawe njagala gutukeko mubyafayo
We got the peace and love
Love
Love from above
Above
Blessed by the almighty jajah
Your lips so tender and sweet
Sweet
Sweeter than the sweets
Sweets
I can't get enough for your love
Love love
Nze nkweyitira na mukwano gwange
Hahaha ha haha
Yeggwe gwengabana ne bintu byange
Hahaha ha haha
Kyoka nkweyitira namukwano gwange
Hahaha ha haha
Gwengabana ne bintu byange
Nyumirwa okutuula wooli
Nyilira nnyo ma beibe tokoma okwo
Kabakole batya
Kabaseke batya
Nalaba gwe kuba ggwe amala
Kassana kokumakya
Shinning gal
Nebwebuziba
You're brighter than a star
A star eehhhh
Nakusubiza kukwaagala lubeleera silikyuusa
Galiba magombe na katonda nga asazeewo mpozi nokufa
Sweet nkwaagala nnyo nomutima gwange
Gwangeeeeee
Abo aba kusonseka ebigambo baleke
Kimuli kyange
Mukwano ka tugabane
Ebirijawo okutulemya tubireke nga
Oba kubyenenya tubyenenye
Kuba omukwano gwaffe nawe njagala gutukeko mubyafayo
We got the peace and love
Love
Love from above
Above
Blessed by the almighty jajah
Your lips so tender and sweet
Sweet
Sweeter than the sweets
Sweets
I can't get enough for your love
Love love
Nze nkweyitira na mukwano gwange
Hahaha ha haha
Yeggwe gwengabana ne bintu byange
Hahaha ha haha
Kyoka nkweyitira namukwano gwange
Hahaha ha haha
Gwengabana ne bintu byange
Sweet nzijukira nga tukyaari batto
Twarina omukwano gwaffe guli ogwo mukibira
Nga onogera kunsaari nenkuletera ku nkoolimbo
No nunako netumema
Naye nga kinkosa nnyo
Bwokaaba
Okokukulaba nga onyiize
Uhmmmm nga odaaga
Okukulaba nga osiinda
Mukwano ka tugabane
Ebirijawo okutulemya tubireke nga
Oba kubyenenya tubyenenye
Kuba omukwano gwaffe nawe njagala gutukeko mubyafayo
We got the peace of love
Love
Love from above
Above
Blessed by the almighty jajah
Your lips so tender and sweet
Sweet
Sweeter than the sweets
Sweets
I can't get enough for your love
Nze nkweyitira na mukwano gwange
Yeggwe gwengabana ne bintu byange
Kyoka nkweyitira namukwano gwange
Hahaha ha ha
Gwengabana ne bintu byange
Ebintu byange
Writer(s): Manson Kakooza
Lyrics powered by www.musixmatch.com