Letra

Tompeeza Tompeeza Musera tompeeza Nkwata nkwata nkwata nwyeeza ngonde Nfumba nfumba nfumba nzena mpoome I don't give a damn, njagala gwenina asobola Abirina byona abimala, bwoba kalamu yenze mpapula, mpandikako Njaza njaza bwoba ngo'tidde nkumale empaka Omanye nti ewange wanefuga Era nge'kifananyi wawangibwa Yonna ewange Njagala fundukululu tompeeza (tompeeza) Musela tompeeza Oli wabisima, wanaaba kayayana era nolweeza Nwanira, gwe wange nwanira Zimawokota mpubiira Abanefasa nga gwe gwempita Kati nwanira, gwe wange nwanira Zimawokota mpubiira Abanefasa nga gwe gwempita Gwa'manyi byona nakukwasa Yonna joligenda ndituuka Ekiro mumatumbi oba kunkya Nze kasita oneewa byonna ndigonda Kanfube, kankole nkakase, nti nze nawe tubeera bagole Tulumye, buli omu akimanye Tetulitengana now and forever Njagala fundukululu tompeeza (tompeeza) Musera tompeeza Oli wabisima, wanaaba kayayana era nolweeza Nwanira, gwe wange nwanira Zimawokota mpubiira Abanefasa nga gwe gwempita Kati nwanira, gwe wange nwanira Zimawokota mpubiira Abanefasa nga gwe gwempita I don't give a damn Njagala gwenina asobola Abirina byona abimala, bwoba Kalamu yenze mpapula Mpandikako Njagala fundukululu tompeeza (tompeeza) Musela tompeeza (tompeeza) Oli wabisima, wanaaba kayayana era nolweeza Tompeeza (tompeeza) Musela tompeeza (tompeeza) Oli wabisima, wanaba kayayana era nolweeza Nwanira, gwe wange nwanira Zimawokota mpubiira Abanefasa nga gwe gwempita Kati nwanira, gwe wange nwanira Zimawokota mpubiira Abanefasa nga gwe gwempita
Writer(s): Owenam Writer Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out