Слова

Embeera yo budde ekyuuse Obubonero bubabweswama Enkata nazo zezinga Abali benywegela buli Nkela nga ogusooka Emimwa misongovu Tusiiba tweswaza Naliwo kuva mu ntandikwa Naliwo ooooo Neyo enkovu nzijukila Olunaku lwewajifuna Ebiseera byona byenamala nawe Nabifunila akasenge kabyo Nekufulu najinyiga Ntela kugenda nenejukanya Kwensibidde Nkyalinda okomewo nga bwewasubiza Naye nkusubiza silikuleka Langi nebwenamyuka etya silyekyusa Omukwano gwenina gyoli, gwalubelela Langi nebwenamyuka etya silyekyusa Embeera bwetyo bwelabise Nkela Ndowooza lwelusemba Enkela nkulabako Enjuba Tuzikwekuleyo Nkubulizako mubenganda N'emikwano gyo Bangaba Oli musanyufu Neyongeleyo Naliwo kuva mu ntandikwa Naliwo ooohhh Neyo enkovu nzijukila nolunaku lwewajifuna Ebiseera byona Byenamala nawe Nabifunila akasenge kabyo Nekufulu najinyiga Ntela okugendayo Nenejukanya aaa ooouuuhh yyeeee Nkyalinda okomewo nga Bwewasubiza Naye nkusubiza Silikuleka Langi nebwenamyuka etya Silyekyusa, omukwano gwenina Gyoli Gwalubelela Langi nebwenamyuka etya Silyekyusa Embeera bwetyo Embeera bwetyo Embeera bwetyo Bwelabise
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out