Видео

Ekisa Ekinondoola
Смотреть видео на песню «{artistName} — {trackName}»

В составе

Слушать: Sylver Kyagulanyi — Ekisa Ekinondoola
ALBUMEkisa EkinondoolaSylver Kyagulanyi

Создатели

ИСПОЛНИТЕЛИ
Sylver Kyagulanyi
Sylver Kyagulanyi
Исполнитель
МУЗЫКА И СЛОВА
Sylver Kyagulanyi
Sylver Kyagulanyi
Автор песен

Слова

Ndi ndiga etayawula muddo Oluusi ndya buli Naye ekisa Kyo era nekinkuuma Nga akaweewo akanuuse obugere Wakati mu mpologoma Naye ekisa Kyo era nekinkuuma Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Nali muzibe Ng'ebyensi ey'omwoyo sibimanyi Naye ekisa Kyo era nekinkuuma Nali muto Nga ndaba omusota nensembera Naye ekisa Kyo era nekinkuuma Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Ndaba ndiga Naye ng'emisege gyemingi Gyambadde amaliba g'endiga Giri mu kusolobeza okundya Laba ekisa bwekimbalula Kimpisa ku mumwa gw'empiri Laba bwekitegulula emitego Ekisaaa... Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka
Writer(s): Sylver Kyagulanyi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out