Видео

Pallaso - NDIKUWAKI
Смотреть видео на песню «{artistName} — {trackName}»

Создатели

ИСПОЛНИТЕЛИ
Pallaso
Pallaso
Исполнитель
МУЗЫКА И СЛОВА
Pallaso
Pallaso
Автор песен

Слова

Eh Eddie Dee Karma Ivien (eh!) Ndikuwaki, gw'eyampa obukumi Ampisa mu bitomi, yegwe sabalwanyi Siriva woli gw'eyawandika olutambi Lw'obulamu bwange, byona gw'agera Munange nga bwondaba ninga bwendi Sirina ssuubi walala yegwe ssuubi Teri kinanema mukama bw'omba kumpi Eriiso lyo lirindaba yona jendiba Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula yeah eh Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula eh eh Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula Tumute-ndereze, tutendereze omutonzi Bwentunula jonzijje eyo wansi mubikonge aah, nina okukwebazanga Nebwembera ng'esuubi linzigwamu Onzijukizanga nti plan zo zezisinga Wenkusobyanga, lamuza kiisa kyo Tondeka kugwayo, yade nga nemwa nyo Munange nga bwondaba ninga bwendi Sirina ssuubi walala yegwe ssuubi Teri kinanema mukama bw'omba kumpi Eriiso lyo lirindaba yona jendiba Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula yeah eh Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula eh eh Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula Ha-ah-ah! Nsembeza Nteka kumpi Mukama, nsembeza Ha-ah-ah! Nsembeza Nteka kumpi Mukama, nsembeza Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula yeah eh Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula eh eh Abeekise m'akuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula Enzijji mu makuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula
Writer(s): Pius Mayanja Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out