Слова

Nessim Pan Production Oh yeah Oh yeah Nze nsanyuse nyo, bwonkubidde leero kasimu ko Ekirowoozo nkyakirina, ye kati ate ngane ntya? (eh) Kinsuza ntya nyo ng'ondese nze nenkuba obulango Mba nga ali mu ddungu, ewatali yadde otuzi otwokya Jjukira akagamboko ako kampi katono Kansiiwa ng'omumwa gwe mpiso Era ebintubyo ebyo byankuba nyo Baby eh eh eh eh Kati tokendeeza (oh yeah) Tokyusa nga Nina mungi, gubula nakwabika Kati tokendeeza (oh yeah) Tokyusa nga Nina mungi, gubula nakwabika Omanyi gyenva nze wala nyo Bankuza bulungi ate nagonjebwa Byesisibola nze mbivaako kuba binumya omutima okamala Naye wansobera walyaki, anumya nga ate era bwenzira! Buli lwenkulaba nsanyukirawo ndowoza Katonda yakundetela Jjukira akagamboko ako kampi katono Kankuba ng'omumwa gwe mpiso Era ebintubyo ebyo byankuba nyo Oh oh ooh Kati tokendeeza (oh yeah) Tokyusa nga Nina mungi, gubula nakwabika Kati tokendeeza (oh yeah) Tokyusa nga, baby eh eh eh eh Nandiba mutima gwo, olunaku lulikya n'ondwaza Nkaaba nga alumwa enjala, ob'omuto ngatalina nywanto (twokya) Nze kati munkola enyangu, ka nyanguwa nkunanike akaweta Abafere tebatuza emabega Kuba nkimanyi bangi abansinga, nze Jjukira akagamboko ako kampi katono Kansiiwa ng'omumwa gwe mpiso Era ebintubyo ebyo byankuba nyo Oh no oh oh Kati tokendeeza (oh yeah) Tokyusa nga Nina mungi, gubula nakwabika Kati tokendeeza (oh yeah) Tokyusa nga Nina mungi, gubula nakwabika Kati tokendeeza (oh yeah) Tokyusa nga Nina mungi, gubula nakwabika Kati tokendeeza
Writer(s): George Kigozi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out