Слова

It's the Ugandan property Bumbak Kino kisaana baby togaana Ofunye omulungi akusaana Tugenda aa baby Tova kumugendo Bijakuzitowelera Bijakukalubiliza Felixpro nabamu Emikwano gyo bajakwogelera Mumaaso bilikusobela Olitagala naye manya nti Abawala balaba aahaa balaba balaba Eje emitima bamenya aahaa bajakugumenya menya menya Katigwongeleyo baby (mundadala) Ewala (mundadala) Boy keep my love(mundadala) Oh baby(mundadala) Yongelayo daddy(mundadala) Depth(mundadala) Boy keep my love(mundadala) Oh baby(mundadala) Kululwo laba am dying Abalala bantama Bali ignorant abatamanyi what am feeling Mbalaba basama naye sikutankana ma baby Baby ndeka nkulambuze dunia ate nabino byona bibyo tosaba toola Omutima bagumenyako Ndi senior Nayiga nti ebyomukwano sikulya mapeera Boy am gonna love you better than yo mama Njakutukiliza buli kyenagamba Kankeyaringe gwe vimba Nagwada mukyitimba Katigwongeleyo baby(mundadala) Ewala(mundadala) Boy keep my love(mundadala) Oh baby(mundadala) Yongelayo daddy(mundadala) Depth (mundadala) Boy keep my love(mundadala) Oh baby (mundadala) Baby omutima gukweke Munda Tolabilira babundabunda good enough omutima totunda Ndyomu Ayina okumanya bwegugunda Olyikyamuwendo ekyitalina muweendo oh oh oh Nzesilina bwenjoleka nkulage orukundo oh oh oh Okukemebwa tonaba Kankwanguyile ngabalala tebanaba baby Ate okyewuunya tonaba Osaaga omutima gukweke Katigwongeleyo baby(mundadala) Ewala (mundadala) Boy keep my love(mundadala) Oh baby(mundadala) Yongelayo daddy(mundadala) Depth (mundadala) Boy keep my love(mundadala) Oh baby (mundadala) Bijakuzitowelera Bijakukalubiliza Felixpro nabamu Emikwano gyo bajakwogelera Mumaaso bilikusobela Olitagala naye manya nti Abawala balaba aahaa balaba balaba Eje emitima bamenya aahaa bajakugumenya menya menya Baby omutima gukweke Munda Tolabilira babundabunda good enough omutima totunda Ndyomu Ayina okumanya bwegugund
Writer(s): Nina Kankunda Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out